Bammeeya B’ebibuga mu Wakiso Bavudde mu Mbeera Lwa Nsimbi

Bammeeya ba divizoni ez’enjawulo ennya ezikola munisipaali y’e Nansana, ssentebe w’eggombolola ya Wakiso Mumyuka, mmeeya wa divizoni y’e Namugongo wamu ne divizoni y’e Ndejje mu disitulikiti y’e Wakiso bavudde mu mbeera ne balaga obutali bumativu olwa minisitule y’eby’ensimbi okukwatanga ensimbi zaabwe ze basolooza mu misolo okumala ebbanga nga n’ezimu ku ssente zino teziddira ddala. Bassentebe […]

error: Content is protected !!