Ebbula Lya Kaabuyonjo mu Kibuga Mukono: Bbizinensi Nnyingi ziggaddwa

Bya Wilberforce Kawere Ab’eby’obulamu n’abakwasisa amateeka mu munisipaali y’e Mukono bagadde bbizinensi eziwerako mu zone ya Kikooza mu Mukono Central Divizoni olw’abaziddukanya obutaba na kaabuyonjo bbo ne bakkasitoma baabwe mwe beeyambira. Bbizinensi ezigaddwa zisoba mu 20 okuli ebirabo by’emmere, ebbaala ez’enjawulo, emidaala gy’ennyama y’embizzi, amadduuka agatunda eby’okulya n’okunywa n’endala nga zino zaasangibwa ku luguudo lwa […]

error: Content is protected !!