Mwegedereze Abeerimbika mu Mateeka Agaayisibwa N’ekigendererwa Eky’Okunafuya Buganda-Kabaka

Kabaka; “Akaseera ketuyingidde ak’eby’obufuzi gwe gumu ku miwaatwa eminene abalabe ba Buganda mwe batera okuyitira, mbasaba mubeere bagumu era abantu ab’engeri eyo mubeekengere.” Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II alabudde abantu mu Buganda okwewala abantu abeerimbika mu mateeka agaayisibwa n’ekigendererwa okunafuya Buganda b’agamba nti bano abalabye emirundi mingi nga beefunyiridde okunafuya n’okunyigiriza abantu mu […]

Kabaka Declines to Pick 2 Vehicles Central Gov’t Awarded to Each Cultural Leader

This gesture is said to have generated questions from the public and while addressing the media, the Minister for Gender, Labour and Social Development, Betty Amongi responded to it. The Kabaka of Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II has turned down the offer of two brand new vehicles awarded to each of the recognized cultural leaders […]

Kyaggwe, Buluuli ne Mawokota Ziwangudde mu Giggulawo Egy’amasaza 2025

Emipiira gy’amasaza ga Buganda 2025 mu bibinja eby’enjawulo gigguddewo wiikendi eno okuva eggulo ku Lwomukaaga ne leero ku Ssande. Ebivudde mu mupiira egisoose biraga nti muvuddemu ggoolo 13 mu mizannyo 9. Kabula 0-0 Ssingo Ssese 0-2 Buluuli Kyaddondo 1-0 Bulemeezi Mawokota 2-1 Buweekula Kyaggwe 2-0 Kooki Busujju 1-0 Busiro Bugerere 1-1 Buvuma Mawogola 1-0 Butambala […]

Abasirikale mu Ggye Erikuuma Kabaka Beekubye Empeta

  Owek. Noah Kiyimba akubirizza abavubuka obutatya bufumbo ng’annyonnyola nti newankubadde wabaawo ebisoomooza mu bufumbo, bwe wabaawo omukwano omuggumivu wakati w’abagalana ebisigadde efuuka mboozi etayinza kulemesa baagalana. Minisita Kiyimba okwogera bino yabadde akiikiridde Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ku mukolo gw’abasirikale mu ggye erikuuma Kabaka erya Kabaka Protection Unit (KPU), Kafeero David ne Namutebi […]

Nnaabagereka Adduukiridde Abafumbo N’obukadde 10

“Nnaabagereka bwe yalaba ng’ababiri bano bakozesezza okumanya kwabwe okuyamba abantu ku kyalo ne mu Ssaza Ssingo, kyamuwa essuubi nti bw’abongeramu amaanyi kyakuyamba abantu abalala okusitula embeera zaabwe nga balabira ku Ssaalongo ne Nnalongo Tom Luzze ne Joan Nnaabagesera,” Mukiibi bw’agambye. Fresh Charges Slapped On Agasirwe, Investigated Over Murder of Kaweesi, Muslim Sheikhs Nnaabagereka wa Buganda, […]

Asiika Obulamu Tassa Mukono, Mweyunire Abasawo Abakugu ne Bwe Watabaawo Kibaluma-Katikkiro

Ng’alutongoza, Katikkiro asabye abantu bagende mu basawo abatendeke yadde nga tebalina kibaluma babakebere bamanye bwe bayimiridde ku bulamu bwabwe n’ategeeza nti “Asiika obulamu tassa mukono”. Facts Emerge as Woman Who Abandoned Child at School Reappears with an Apology Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akunze Bannayuganda bulijjo okwemanyiizanga okugenda mu basawo babakebere embeera y’obulamu bwabwe […]

Kitalo! Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe Afudde!!!

“Mbikira Obuganda Nnaalinnya Gertrude Christine Nabanaakulya Tebattagwabwe aseeredde emisana ga leero. Enteekateeka z’okumutereka tujja kuzanjula mu maaso awo,” Obubaka bwa Katikkiro obubuka Nnaalinnya bwe yawandiise ku X. Police Recover 3 Bodies From YY Bus Fatal Accident in Buikwe Obuganda buguddemu ekikangabwa, olw’amawulire ag’ennaku ag’okufa kwa Nnaalinnya Gertrude Christine Nabanaakulya Tebattagwabwe. Katikkiro wa Buganda, Charles Peter […]

error: Content is protected !!