Minisita w’eby’ettaka, ebibuga n’amayumba, Judith Nabakooba alagidde omukozi mu woofiisi y’eby’ettaka e Mukono n’aggalirwa ng’amulanga bulagajjavu obwaviirako ekyapa ekyamukwasibwa omu ku batuuze eyagendayo ng’ayagala obuweereza okukkakkana nga kibuze mu ngeri etategeerekeka. Aisha Nantongo ye yaggaliddwa ng’amuvunaana ye Patrick Kirunda omutuuze w’e Namutumba wabula ng’alina ettaka e Mukono. Bino byabaddewo ku Lwokutaano Minisita Nabakooba bwe yabadde […]
The Minister of State for Lands, Housing and Urban Development, Dr. Sam Mayanja has disclosed that land titling discrepancies in Mukono are rooted in a mistake committee by colonial masters when the town was governed as a town board, with very few land titles, and with no arrangements underway as the town expanded. Subsequently Mayanja […]