Ekyalo Kisatidde Olw’omuvubuka Eyeetugidde mu Luggya Lwa Kitaawe

Abatuuze ku kyalo Buliba mu Buvuma ttawuni kkanso baaguddemu encukwe omuvubuka bwe yeesuddeemu akalogojjo ne yeeyimbamu omuguwa ne yeetuga n’afa. Ekyasinze okuggya abatuuze enviiri ku mutwe, kwe kuba nti kalibutemu ono Godfrey Kateregga yeetugidde mu luggya lwa kitaawe, Lukoma Syrus Maliteni. Poliisi y’e Buvuma yayitiddwa n’etuuka n’omusawo ne beekebejja omulambo era oluvannyuma lw’okukikakasa nti ddala […]

error: Content is protected !!