BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Bwanamukulu w’ekigo kya Klezia ekya St. Jude Catholic Parish e Wakiso, Fr. Ronnie Mubiru asabye abakristu mu ggwanga okwefumiitiriza ku bukulu bw’okutambuza ekkubo ly’omusalaaba ng’akabonero ak’okukomya okunyigiriza bannaabwe. Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono Fr. Mubiru asinzidde mu kutambuza kkubo ly’omusaalaba mu kibuga ky’e Wakiso […]