Abalamazi Bakyakonkomalidde e Namugongo Lwa Kubulwa Ntambula

BYA TONNY EVANS NGABO Omuwendo gw’abalamazi abakyakonkomalidde ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo gugkyali munene wadde ng’emikolo egy’okulamaga gyakomekkerezeddwa olunaku lw’eggulo ku Mmande nga June 3, 2024. We bwakeredde ku Lwokubiri ku makya, ng’abakulira ekifo kino bakola butaweera okulaba nga abantu bano baddayo mu byalo byabwe gye byavudde. Kyaggwe TV yakitegeddeko nti abamu ku balamazi bano […]

error: Content is protected !!