Ekifo ky’omuwanuka wa NRM nakyo kibaddemu okulya n’okukomba essowaani, oluvannyuma lwa Hajji Umar Ddumba okwekandagga n’ava we balondera ng’okulonda ku kifo kyabwe tekunnatuuka. Police Chief Nixon Agasirwe Arrested, Linked to Joan Kagezi’s Murder Okulonda kwa NRM ku bifo eby’enjawulo kwetoboseemu vvulugu ekiviiriddeko n’abamu ku babadde beesimbyewo okudduka mu kalulu ne beekandagga. Bano bakulembeddwamu abadde ssentebe […]
Ssebaggala era agamba nti ayagala aweebwe n’olukalala lw’abalonzi bonna naye yeekenneenye abagenda okulonda nga kino kirina kukolebwa ng’okulonda tekunnatandika. Police Chief Nixon Agasirwe Arrested, Linked to Joan Kagezi’s Murder Wadde ng’eby’okwerinda binywezeddwa ku kifo ewagenda okulondera aba NRM mu disitulikiti y’e Mukono, okuli abasirikale ba poliisi n’ab’eggye lya UPDF, abateekateeka okulonda bakyalemeddwa okutandika okulonda kuno […]
Bagamba nti Hajji Ssebaggala y’ali emabega wa kalebule abungeesebwa nti Hajji Ssemakula yasonze emmundu mu Hussein Musambi omutuuze w’e Kabimbirimu mu ttawuni kkanso y’e Kasawo mbu ng’amulanga okubabega. Sad! Senior Midwife Sarah Katumba is Dead!!! Ng’eggwanga lyolekedde okulonda okumanyiddwa ng’okw’akamyuufu mu kibiina ekiri mu buyinza ekya NRM, okukuba kampeyini kutabuse okutandikira ku beesimbyewo okuva ku […]
Their resolution stated in part that the existing chairman has put a brick on the party’s disunity in the district and that he should now take leave and give room for another leader for new ideas needed for strengthening the party. A number of Mukono district National Resistance Movement (NRM) flag bearers from the 2021 […]