Kitalo! Eyali DPC Wa Jinja Road Police Afudde Mu Ngeri Etategeerekeka!!!

Eyaliko Division Police Commander wa Jinja Road Police mu Kibuga Kampala, Senior Superintendent of Police Julius Ahimbisibwe kigambibwa nti yesse! Mu kiseera kino, poliisi ebakanye n’okubuuliriza ku ttemu lino. Omulambo gwa Ahimbisibwe gunnyuluddwa mu Septic tank mu maka ge agasangibwa ku kyalo Nakitokolo, Kyengera amakya ga leero. Ahimbisibwe abadde yayimirizibwa ku mulimu ng’anoonyerezebwako ku bigambibwa […]

error: Content is protected !!