Shocking! Hon: Ssegirinya is “Brain Dead”, His Body Organs Have All Shut Down!!!

Rubaga Hospital has refuted the allegations that Kawempe North Member of Parliament, Muhammad Ssegirinya is dead. However, the hospital has said that Ssegirinya is “brain dead” and “all his organs have shut down!” The acting executive director for Rubaga Hospital, Sr. Dr. Grace Nannyondo said that though Ssegirinya is brain dead and all his organs […]

Ssegirinya Mulamu: Abasawo Boogedde

Abasawo mu ddwaliro e Rubaga bavuddeyo ku bigambo ebibadde bitandise okuyitingana nga biraga ng’omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssegirinya bw’afudde. Bano bagamba nti si kituufu, wadde omubaka Ssegirinya tali mu mbeera nnungi era ng’ali mu ddwaliro, mu kiseera kino tannaba kufa. Amawulire g’okufa kw’omubaka Ssegirinya gasaanikidde omutimbagano nga n’emikutu gy’amawulire egy’amaanyi mu ggwanga okuli CBS, […]

Embeera Y’omubaka Ssegirinya Eyongedde Okweraliikiriza!

Embeera y’omubaka wa palamenti Muhammad Ssegirinya eyongedde okutabuka ekyeraliikirizza ennyo abawagizibe ne Bannayuganda bonna okutwalira awamu. Bano basabye abakulembeze mu kibiina kye ekya NUP ne Palamenti ya Uganda okukola kyonna ekisoboka okulaba nga bayamba ku ffamire ye okusobola okulaba ng’obulamu bwe butaakirizibwa. Ssegirinya ali mu ddwaliro lya Agha Khan e Kenya gy’amaze akaseera ng’ajjanjabibwa ebirwadde […]

Kyagulanyi Alambudde ku Mubaka Ssegirinya-Embeera ye Ewa Essuubi

Ssenkaggale w’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu a.k.a Bobi Wine alambudde ku Mubaka wa palamenti owa Kawempe North Muhammad Ssegirinya n’asanga ng’embeera y’obulamu bwe ewa ku ssuubi. Ssegirinya aludde ng’ebirwadde bimugoya n’abamu ku booluganda lwe, mikwano gye egy’okulusegere n’abawaguzibe ne batuuka okuggwamu essuubi. Wabula Kyagulanyi w’amutuukiddeko, ng’embeera ye ezzaamu amaanyi. Ssegirinya yasiibulwa […]

error: Content is protected !!