author

Minisita Muyingo Alabudde Okukangavvula Ab’amasomero Aganaajeemera Ebiragiro Ebyagateekeddwako

Minisita w’eby’enjigiriza omubeezi ow’amatendekero aga waggulu, Dr John Chrysostom Muyingo akakasiza nga gavumenti bw’etagenda kuttira ku liiso mukulu wa ssomero yenna anagaana okugoberera ebiragira ebipya ebyayisiddwa minisitule omuli okugaana abayizi okukozesa ensimbi mu kuwenja obululu mu bayizi bannqabwe, okutegeka engendo z’abayizi ebweru w’eggwanga ez’ebbeeyi, okutegeka ebivvulu by’abayimbi mu masomero n’ebirala. Minisita yakakasizza nga gavumenti bw’egenda […]

LOP Ssenyonyi Urges Ugandans to Join the Fight Against State Brutality

Eddie Mutwe’s photo showed signs of torture and atrocities committed against him with impunity, and it is on this note that we implore religious leaders and human rights activists to step in”, Ssenyonyi said. Jilted Man Beheads Ex-girlfriend – Arrested with Head in Shrine By Mike-Musisi Musoke and Tonny Evans Ngabo The Leader of Opposition […]

Abakulembeze e Wakiso Baggyeyo Enjala Okwanganga Abaagala Okubba Ettaka Ly’ekibira

Omubaka omukyala owa palamenti akiikirira disitulikiti y’e Wakiso Betty Ethel Naluyima agamba nti bbo bamaliridde okuddamu okusimba emiti ku kibira kyabwe nga disitulikiti kuba gavumenti emanyi bulungi emitendera gy’erina okuyitamu ssinga ebeera eyagala okutwala ettaka ly’ekibira nga mu nteekateeka eno emitendera egyo teginnagobererwa. MPs Rewarded with sh100m Cash Bonanza BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO […]

Okukuza Amazaalibwa ga Kabaka: Ab’e Kyaddondo Bakungaanye Okubaako Bye Bayiga

Bano bakungaanye ku nteekateeka ey’ekyoto kwe bagenda okuyigira ensonga ez’enjawulo kyokka ng’era baatandise dda n’okwokya emisito gy’ennyama. BYA TONNY EVANS NGABO | KYADDONDO | KYAGGWE TV | Ng’eggwanga liri mu keetereekerero ak’okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi ag’e 70 ag’ekitiibwa, bbo Bannakyaddondwa ensonga bagyongeddemu ebirungo. Bano bakungaanye ku nteekateeka ey’ekyoto kwe […]

Aba UPDF Okutulugunya Abavubi Kigobye Abakyala mu By’obuvubi

“Emyalo okusigala nga misibe kiwadde ba nnakigwanyizi omwaganya okukamula ensimbi okuva mu bakazi bano abawejjere, ekintu ekibongedde obwavu,” Namugga bwe yagambye. Abakazi abali mu mulimu gw’okuvuba, okusuubula n’okutunda mukene mu distulikiti okuli Wakiso, Mukono ne Kalangala ge bakaaba ge bakomba olw’abasirikale b’eggye lya UPDF abalwanyisa envuba embi ku nnyanja be babagamba nti basusse okubabuzaako emirembe. […]

UPDF Selfish, Inhuman Acts Push Women Out of Fishing Business

Women engaged in the fishing business in the districts of Mukono, Wakiso and Kalangala have predicted a total breakdown of homes, rooted in vices like starvation, failure to provide education to children, biting poverty and an upsurge in related gender based domestic violence. The women from the three districts noted that as their counterparts worldwide […]

Ebola: Gavumenti Ekkirizza Eddwaliro lya Saidina Health Centre IV Okuddamu Okukola

Gavumenti ng’eri wamu n’abatwala eby’obulamu mu disitulikiti y’e Wakiso bagguddewo mu butongole amalwaliro abiri agaali gaggalwa olw’okuteeberezabwa okubaamu ekirwadde kya Ebola. Kuno kwe kuli eddwaliro lya Saidina Abubaker Health Centre IV e Wattuba  ku luguudo lw’e Bombo  wamu n’erya Aliimu Medical Clinic e Nansana-Nabweru nga gano gaali gagalwa minisitule y’eby’obulamu okumala akaseera  olw’okubeera n’akakwate ku […]

Akakiiko K’eddembe Ly’obuntu Kavumiridde Ab’eby’okwerinda Olw’okutulugunya Nalukoola N’okutuusa Obuvune ku W’amawulire Wa Top TV

  Ab’akakiiko akatakabanira okulwanirirra eddembe ly’obuntu mu disitulikiti y’e Wakiso  bavuddeyo ne bavumirira ebikolwa ebyakoleddwa olunaku lw’eggulo ab’ebitongole by’eby’okwerinda eby’enjawulo kw’omu ku baawandiisiddwa okuvuganya ku kifo ky’okujjuza ekifo ky’omubaka wa palamenti owa Kawempe North Erias Luyimbaazi Nalukoola ne ku w’amawulire wa Top TV Miracle Ibrah. Nalukoola yatulugunyiziddwa ab’eby’okwerinda abaamukubye ne bamwambula oluvannyuma ne bamuwamba ne […]

error: Content is protected !!