BYA TONNY EVANS NGABO | KYAGGWE TV | WAKISO | Bannamwandu mu disitulikiti y’e Wakiso balaze enyiike gye bayitamu olw’abantu naddala ab’enganda za babbaabwe ababakkakkanako ne babatulugunya omuli n’okubagoba mu maka gaabwe amangu ddala nga baakafiirwa babbaabwe. Bano bagamba nti oluusi n’abaana babeefuulira ne babagoba mu by’obugagga bye baba baakolera ne babbaabwe nga bakyali balamu […]
BYA TONNY EVANS NGABO Abaddu ba Allah mu Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo mu disitulikiti y’e Wakiso bakungaanidde ku Masjid Musa Kanaaba okusaala Iddi Al-Fitr olunaku lwa leero. Bw’abadde akulembeddemu okusaala kuno, Sheikh Yasin Kanyike nga y’akulira eby’enjigiriza mu disisitulikiti y’e Wakiso ku ludda lw’enzikiriza y’Ekiyisiraamu yeekokkodde ebikolwa ebikolebwa abamu ku bakkiriza nga bityoboola ekitiibwa ky’Obusiraamu […]
Fear on Monday morning gripped residents of Ndejje-Kanyanya Cell in Makindye Ssaabagabo Division following the collapse of a Petrol Station wall which left five people dead. According to Police, there are others who were critically injured and rushed to hospital for medical attention. Police has identified the station as Good Luck Oil Petrol Station. The […]
Fear has gripped the residents of Busaabala-Kaazi Zone in Makindye-Ssaabagabo Division, Wakiso district following the drawing a tragic incident that involved the drowning of a nine-year-old boy in Lake Victoria. Luke Owoyesigyire, the deputy Kampala Metropolitan Police spokesperson identified the deceased as Moses Kusaasira of Busaabala Primary School. Kusaasira is a son to Moses Kyakuwa […]