Amyuka President W’e Malawi N’abalala 9 Bakakasiddwa Okufiira mu Kabenje K’ennyonyi

Bannansi b’e Malawi bali mu kukungubaga oluvannyuma lw’amawulire okukakasibwa ng’amyuka Pulezidenti waabwe n’abantu abalala mwenda bwe baafiiridde mu kabenje k’ennyonyi. Dr. Saulos Klaus Chilima kyategeezeddwa olunaku lw’eggulo gavumenti y’e Malawi bwe yafulumizza ekiwandiiko ekitongole ng’ennyonyi gye yabaddemu ey’eggye ly’eggwanga eryo bwe yabadde ebulidde mu bwengula n’etasobola kutuuka ku kisaawe ky’e Mzuzu International Airport ku ssaawa […]

error: Content is protected !!