BYA TONNY EVANS NGABO | NAALYA | KYAGGWE TV | Omu ku babaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akavunaanyizibwa ku nsonga z’abaana agamba nti ssinga tewabeerawo kikolebwa ku nsonga y’abaana abalenzi abatakyafiibwako ng’abazadde essira balitadde ku baana bawala, eggwanga lyolekedde okufuna omulembe gw’abaami abatalimu nsa. Ono ye mubaka omukyala owa disitulikiti y’e Wakiso Betty Ethel […]