Kkooti Ekalize Nnalungi Lwa Kuvuga Ng’atamidde!

Nnalulungi wa Rwanda, Divine Muheto eyakwatibwa olw’okuvuga emmotoka ng’atamidde n’okuvuga nga talina layisinsi kkooti emukalize oluvannyuma lw’okukkiriza emisango gino. Muheto awummuziddwa ku bwa Nnalulungi okumala emyezi esatu n’aweesebwa n’engassi ya nsimbi za Rwanda 190,000 nga mu za Uganda gy’emitwalo 51 n’ensimbi ezigwamu (514,786). Nnalulungi ono amaze ennaku 18 mu kaduukulu ka poliisi naye nga kigambibwa […]

error: Content is protected !!