Abafumbo Balwanye mu Kiro-Omukazi Asinzizza Omusajja Amaanyi N’amutema N’amutta!!!

Okusinziira ku David Kasirye, ssentebe w’ekyalo Bukambe, Namiiro yamuyise mu kiro ssaawa nga munaana n’amutegeeza nga bwe baabadde balwanye ne bba wabula nga yamukubye bubi nnyo era nga tasuubira nti ku luno anaawona. 92yr-Old Man Found Guilty of Rape, Murder, a Case Committed 60 Years Ago   Abatuuze mu bizinga by’e Buvuma baaguddemu entiisa, abafumbo […]

Poliisi Ekutte Omukazi Eyafumita Bba N’amutta Omulambo N’agusibira mu Kisenge Kyabwe Okumala Ennaku

Poliisi e Mukono ekutte n’eggalira omukazi agambibwa okudda ku bba n’amufumita ebiso ebyamusse olwo omulambo gwe n’abeera nagwo mu nnyumba okumala ennaku ssatu. Ruth Musimenta (30) y’atemeza emabega w’emitayimbwa nga n’ogumulangibwa kwe kutta James Nsubuga amanyiddwa ennyo nga Jamila gw’alinamu abaana babiri. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kampala n’emiriraano, Patrick Onyango, abafumbo […]

Omukazi Afumise Bba Ekiso N’amutta Lwa Kulwa Mu Kibanda Ng’alaba Mupiira

Bya Abu Batuusa Ekikangabwa kibuutikikidde abatuuze ku Yesu Amala mu munisipaali y’e Nansana, mu disitulikiti y’e Wakiso abaagalana bwe bafunye obutakkaanya okukkakkana ng’omukazi afumise bba ekiso mu lubuto n’afa. Abatuuze bategeezezza ng’omukazi ono kaggw’ensonyi ategeerekeseeko erya Ruth bw’afunye embavu oluvannyuma lw’okutta bba n’amusibira mu nnyumba olwo ye ebigere ne bimweyimirira. Bano bagamba nti guno si […]

error: Content is protected !!