Bakaluba yakyukidde Gen. Katumba n’amutegeeza nti ddala Lukooya yakolaki Museveni, okumuleka n’avundira ku luguudo nga tamukookoonyezza wadde akalimu k’obwa RDC oba ambasada ate ng’obusobozi abulina bulungi! Ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa awadde munywanyi we amagezi Francis Lukooya Mukoome, asitudde enkundi ng’agamba ayagala kumusiguukulula, nti ave mu kuloota nga yeebase kuba […]
Munnakibiina kya NUP, ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono akutte ku nkoona abadde omumyukawe okumala ebbanga lya myaka ena, munnakibiina kya NRM, Hajji Asuman Muwummuza n’amusikiza omuntu omulala. Muwummuza gwe twogeddeko naye ku lukomo lw’essimu akakasizza nga mukamaawe bwe yamuwandiikira n’amulagira okumuddiza woofiisiye obutasukka nga February 24, era nti naye kino kye yakoze mu ngeri ya […]
Mukono District Education Officer (DEO) Rashid Kikomeko has disclosed that unrevealed head teachers in a number of primary schools in the district engaged in examination malpractices including outright teaching during supervision of the learners while writing their mock examinations. Kikomeko said that because of financial handicaps, the district examinations committee decided to use teachers in […]
Nakasi era abadde avunaana Ssempaka olw’okusiwuuka empisa, okweyisa ng’ekitagasa n’obutassa kitiibwa mu ntebe ye nga sipiika wa kkanso naye ng’omuntu akubiriza kkanso ya disitulikiti. Poliisi y’e Mukono ekutte n’eggalira kkansala akiika mu kkanso ya disitulikiti lwa kujeema kufuluma mu kkanso mwe yagobwa olw’okusiwuuka empisa. Bernard Ssempaka akiikirira ttawuni kkanso y’e Nakifuma-Naggalama mu kkanso eno y’akwatiddwa […]
Frustration is brewing among property owners in Mukono Municipality as they grapple with the ramifications of an extended freeze on land title transfers. For the past two years, the ministerial zonal offices (MZO) in Mukono have imposed a sweeping halt on all land transactions within the major blocks of the central town due to concerns over […]
Ensonga z’akakiiko akagaba emirimu aka disitulikiti y’e Mukono (District Service Commission (DSC) ) zirinnye enkandaggo, bakkansala bwe beekumyemu ogutaaka ne bagaana okuyisa bbajeti y’omwaka 2024/2025 okuleka ng’akakiiko kano kateekeddwawo ng’amateeka bwe galambika. Emyaka gisobye mw’esatu bukyanga kakiiko akakadde akagaba emirimu kaggwako kyokka kaweefube alonda akakiiko akapya mu bbanga lino lyonna azzenga agwa butaka. Disitulikiti efiiriddwa […]