Katikkiro Mayiga Asabye Poliisi Okukola Emirimu mu Bukkkkamu-Asaasidde Ku Kyagulanyi

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga avuddeyo ku ky’abasirikale ba poliisi okusiwuuka empisa ne bakuba omukulembeze wa National Unity Platform (NUP) Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine akakebe k’omukka ogubalagala (ttiya ggaasi) ku kugulu n’alumizibwa. Katikkiro asabye abakuuma ddembe bulijjo okukola emirimu gyabwe mu bukkakkamu kubanga bwe bataba beegendereza bayinza okutuusa obulabe obw’amaanyi […]

Kiza Besigye Condemns Police Brutality Against Opposition Politicians

Former Forum for Democratic Change (FDC) president, Dr. Kiza Besigye has condemned the rampant Uganda Police Force’s brutality on the opposition politicians. Dr. Besigye says as result, National Unity Platform’s (NUP) principal, Robert Kyagulanyi Ssentamu was Tuesday at Bulindo in Kira Municipality injured when a police officer shot at him with a teargas canister which […]

Abawagizi ba Kyagulanyi N’aba Mpuuga Bakubaganye!

Ng’ebula ssaawa busaawa okutuuka ku mukolo gw’ow’ekitiibwa Mathias Mpuuga ogw’okwebaza Katonda olw’ebyo by’amukoledde ogunabeerawo olunaku olw’enkya ku Lwokutaano, abawagizibe n’ab’ekibiina kya NUP baalwanaganye.  Abawagizi ba Kyagulanyi n’ekibiina ki NUP baalubye aba kkamisona wa palamenti Mathias Mpuuga gye baabadde bakubye olukiiko olukunga abantu okubeerawo mu bungi ku mukolo gwa Mpuuga ne babasosonkereza okukkakkana nga beegudde mu […]

error: Content is protected !!