Aba Rotary Club of Mukono Bakulembeddemu Okugaba Omusaayi

Bammemba ba Rotary Club of Mukono nga bali ne bannaabwe aba Rotary Club of Namilyango beegasse n’ekitongole ekikungaanya omusaayi ekya Nakasero Blood Bank ne bateekawo kaweefube mwe bakungidde abantu ne beenyigira mu kugaba omusaayi.  Enteekateeka eno yeenyigiddemu bammemba ba lotale ssaako abatuuze ab’enjawulo ab’e Mukono abaagabye omusaayi mu nkola eya kyeyagalire. Bano enkambi bagikubye ku […]

error: Content is protected !!