Abasiraamu e Mukono Bajjumbidde Okusaala Iddi N’okusala Ebisolo

Abasiraamu bakungaanye mu bungi ku muzikiti omukulu mu kibuga Mukono okusaala Iddi oluvannyuma ne beenyigira mu kusala ebisolo. Ng’akulembeddemu okusoma khutubba, disitulikiti Khadhi w’e Mukono, Shiekh Abas Ssenkuba Ssonko akunze Abasiraamu okwenyigira mu kukola ennyo n’agamba nti abaavu abalowooleza mu kusabiriza mu kifo ky’okukola n’ejjana tebagirina. Bano oluvudde wano buli omu agenze okwetegekera okusala ebisolo […]

error: Content is protected !!