Akawungeezi ka leero, omumyuka wa Ssekiboobo asooka, Moses Ssenyonjo atuuse mu maka g’omugenzi e Mayirikiti okusaasira ku b’oluganda, abako n’ab’emikwano ssaako abataka. Effujjo mu Kulonda Kw’abavubuka e Mukono-Aba NRM Bapangisizza Bakifeesi ne Bakuba Aba NUP Abatuuze mu ggombolola ya Kabaka ey’e Ngogwe mu ssaza ly’e Kyaggwe mu disitulikiti ey’e Buikwe bali mu kiyongobero olw’amawulire g’okuviibwako […]