Ab’akakiiko akatakabanira okulwanirirra eddembe ly’obuntu mu disitulikiti y’e Wakiso bavuddeyo ne bavumirira ebikolwa ebyakoleddwa olunaku lw’eggulo ab’ebitongole by’eby’okwerinda eby’enjawulo kw’omu ku baawandiisiddwa okuvuganya ku kifo ky’okujjuza ekifo ky’omubaka wa palamenti owa Kawempe North Erias Luyimbaazi Nalukoola ne ku w’amawulire wa Top TV Miracle Ibrah. Nalukoola yatulugunyiziddwa ab’eby’okwerinda abaamukubye ne bamwambula oluvannyuma ne bamuwamba ne […]
The Uganda Journalists Association (UJA) on Wednesday condemned the violent attack on Top TV journalist, Miracle Ibrah by security operatives. The incident occurred while Ibrah was covering the nomination of National Unity Platform (NUP) candidate, Elias Luyimbaazi Nalukoola for the Kawempe North parliamentary seat at the Electoral Commission (EC) offices in Kawempe Mbogo. According to […]
Ab’amawulire baguddemu encukwe enkya ya leero bwe bafunye amawulire g’okufa kw’omu ku bannaabwe, Geoffrey Kaweesa. Kaweesa nga tannalwala yali asoma mawulire ku Top TV kyokka ng’ekirwadde kya kkansa kyamugwira ne kimugonza nga kirudde nga kimugonya. Ono afiiridde mu ddwaliro e Kiruddu. Kaweesa mutuuze w’e Mukono mu ggombolola y’e Nama era yeesimbawo kko mu by’obufuzi nga […]