author

Maama Ndaga Taata Oba Ontwale mu Kika Kyange-Maama Bimusobedde!!!

Waliwo maama eyeekubidde enduulu ng’asaba kuyambibwa ng’entabwe eva ku musajja eyamusuulawo oluvannyuma lw’okumufunyisa olubuto emyaka 16 egiyise. Yudaaya Nakimuli omutuuze ku kyalo Kabembe mu ggombolola y’e Kyampisi mu disitulikiti y’e Mukono amagezi gwe geesibye ng’agamba nti yayagalana n’omusajja Muhamood Ssekiziyivu bwe yali akolera e Seeta ekisangibwa mu kibuga ky’e Mukono kyokka ono olwakitegeera nti ali […]

Gen. Nalweyiso Atikkidde 54 N’abawa N’ebyalaani N’ensimbi Enkalu Ng’entandikwa

Rtd. Lt. Gen. Proscovia Nalweyiso, omuwabuzi wa Pulezidenti mu by’obufuzi afulumizza abayizi 54 abakuguse mu kutunga ebyalaani. Bano bamaze kutendekebwa okukulungudde emyezi mukaaga mu ttendekero lya Nalweyiso Technical Academy nga lino mu kiseera kino lisomesa baana n’abantu abakulu okuli abawala n’abalenzi abava ku kyalo ky’e Ntaawo Gen. Nalweyiso kw’awangaalira. Ng’ayogera mu kutikkira abayizi, Gen. Nalweyiso […]

Kyabazinga Reconciles with Kaliro Royalists After a Decade-Long Standoff Over Kingship

A section of individuals aligned to the Bulamogi Royal Chief Columbus Wambuzi have reconciled with the Kyabazinga of Busoga, William Gabula Nadiope IV following a decade-long standoff over Kingship. The 50-member delegation led by the Chiefdom’s Chief Royal Prince James Naita says that the standoff had blocked probable opportunities, which come by virtue of being […]

MP Ssimbwa Ab’e Nakifuma Bamutaddeko Akazito Ku By’ekiteeso ekigoba Mpuuga ne Banne

Bannakibiina ki National Unity Platform (NUP) e Mukono bongedde okuteeka akazito ku babaka ababakiikirira mu palamenti nga bano babakaka okugondera ekibiina n’omukulembeze waakyo Robert Kyagulanyi Ssentamu ssaako akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Joel Ssenyonyi abaabalagira okuteeka emikono ku kiwandiiko ekiggya obwesige mu bakamisona ba palamenti abagambibwa okwegabira omusumbi ogw’akasiimo, ekyavvuunulwa ng’okulya enguzi. Wiiki ewedde […]

More Than 10,000 Families Displaced by Rising Lake Water Cry Out for Help

Thousands of people who were affected by floods that resulted from the rising water levels of lake Albert in the Bunyoro sub region are crying for government support. In 2020, the floods submerged several homes on the shores of Lake Albert in the districts of Kikuube, Hoima, Buliisa and Kagadi. More than 10,000 families were […]

error: Content is protected !!