Kyembuga avuganya ku kifo eky’obwa kkansala ggombolola erimu mu kkonsituwensi ya Mukono South ng’ayagala kukomawo ku disitulikiti gy’abadde ku kkaadi ya DP. Lukooya, Over 50 Others Nominated for Mukono District Local Gov’t Positions Nga banna NUP ba kakongoliro (Ffuutu Ssooja) bakaaba olw’okummibwa kkaadi okuvuganya ku bifo eby’enjawulo, ye abadde munna DP eyasaze eddiiro okwegatta ku […]
Wabula abamu ku bazze beenyigira obutereevu mu nteekateeka z’okusonda ensimbi bagamba nti bagenda kuwalaawala Hon. Kateregga bamukube mu mbuga z’amateeka poliisi oba kkooti bimuwalirize abaddize ssente zaabwe. Thugs Disguise as NRM Supporters to Rob People in Kampala-21 Arrested Richard Kateregga Mivule mu kiseera kino yabinnyise mu nsuwa ne yeetegula ekibabu oluvannyuma lw’okumala akabanga ng’asonda ensimbi […]
Omuntu bw’akula afuna emize, naye n’omuyimbi Stecia Mayanja alina emize gy’atandise egibadde tegitera kulabikalabika. Bulijjo ng’abayimbi bayimba, batera okusaba ku ccupa z’amazzi ne banywako anti ng’emimiro gibakaze, wabula ye Stecia, abawagizi baamwewuunyizza nga mu kifo ky’amazzi asaba ka caayi. Ka caayi kano bakira kalabika nga kookya bya nsusso, olw’engeri obwedda gy’akasikamu. Wabula ono yeetondedde abawagizi […]