Police Officer Recorded on Camera While Sexually Assaulting University Student Remanded
Omuvubuka Ronald Katende eyakwatibwa olw’okuyiwa kasasiro mu mwala mu bitundu bye Katwe aweereddwa ekibonerezo kya kusibibwa emyezi ena oba okutanzibwa ensimbi za Uganda emitwalo 50.
Katende, aweza emyaka 26 egy’obukulu mutuuze mu Kasule Zone mu Makindye divizoni mu Kampala. Okusinziira ku mateeka, Katende abadde alina okutanzibwa obukadde bw’ensimbi 11 wabula Omulamuzi abadde mu mitambo gy’omusango gwe amukwatiddwa ekisa. Omusango gusaliddwa ku Kkooti esookerwako ku City Hall mu Kampala.
Enough is Enough: Bodaboda Riders Front Presidential Candidate in 2026 Elections