Kitalo! Omulamazi Munnayuganda Afiiridde e Makkah

0 minutes, 17 seconds Read

 

Abalamazi Bannayuganda abaagenda okulamaga mu kibuga ekitukuvu e Makkah baaguddemu ekikangabwa omu ku bannaabwe bwe yafiiriddeeyo.

Omugenzi kati ye Hajjat Rehma Nakaggwe (76), ng’abadde mukyala wa Hajji Jafar Kabirigo omutuuze w’e Bulenge mu disitulikiti y’e Bukomansimbi.

Okusinziira ku gava e Makkah, ab’oluganda lwa Hajjat Nakaggwe tebagenda kufuna mukisa gumuziikako kuba bagenda kumuziikayo.

 

Let others know by sharing

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!