Kitalo! Abaana 4 bagudde mu nnyanja basatu ne bafa!

Abaana bana baagudde mu nnyanja bwe baabadde bazannyisa bbaluuni okukkakkana nga basatu ku bbo bafudde ate omu n’asimattuka abatuuze bwe baamutaasizza nga tannabbira. Ekikangabwa kino kyagudde ku mwalo gw’e Nakibizzi mu muluka gw’e Namatale mu ggombolola y’e Bwema mu disitulikiti y’e Buvuma ku Lwokutaano mu ttuntu. Abaafudde kuliko Seera Tolofayina ow’emyaka 12, Livingstone Mulakama ow’emyaka […]

error: Content is protected !!