Emmotoka egambibwa okuba ey’ababbi abatuuze gye baakumyeko omuliro yabadde kika kya Ipsam nnamba UAN 935E. BYA ABU BATUUSA | WAKISO |KYAGGWE TV | Abatuuze b’e Bakka mu LC y’e Kitooke mu ggombolola y’e Mende mu disitulikiti y’e Wakiso bataayizza abantu be bateeberezza okuba ababbi b’ente ababadde batambulira mu motooka ekika kya Ipsam ne bagibasuuza ne […]