Kitalo! Abadde Ddereeva wa Nnaabagereka Okumala Emyaka 20 Afudde!!!

Nnaabagereka Sylvia Nagginda mu bubaka bwe, alaze okunyolwa olw’okuviibwako omuweereza ono gw’agambye nti abadde muwulize nnyo ate ng’ayagala nnyo omulimu gwe. Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Corporal Julius Mukasa Mulyanga ng’ono abadde mukuumi era ddereeva wa Maama Nnaabagereka okumala emyaka 20. Wabaddewo okusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bwa Corporal Mulyanga mu kkanisa ya St. Stephen’s e Kireka, […]

error: Content is protected !!