Bya Tony Evans Ngabo Wakiso | Kyaggwe TV | Disitulikiti y’e Wakiso eri mu kusattira olw’omuwendo gw’abalwadde ba Monkey Pox (MPOX) ogweyongera okulinnya nga kati gutuuse ku bantu munaana okuva ku bana ababaddewo. Okusinziira ku minisitule y’eby’obulamu, Wakiso y’e disitulikiti ekyasinze omuwendo gw’abalwadde ba MPOX mu Uganda yonna ng’eddirirwa Kampala erina abalwadde mukaaga egobererwa disitulikiti […]