BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Gavumenti erabuddwa nti singa teteeereza nkaayana wamu n’emivuyo egiyitiridde ku ttaka naddala mu bitundu bya Buganda, eby’enfuna by’eggwanga byolekedde okudobonkana. Okulabula kuno kukoleddwa eyaliko Ssaabawolereza wa Buganda era nga yali Minisita w’essiga eddamuzi ne ssemateeka mu mwaka gwa 1977 munnamateeka Godfrey Sserunkuuma Lule. Sserukuuma […]