BYA TONNY EVANS NGABO | KIRA | KYAGGWE TV | Ng’abakulembeze ab’okuntikko mu kitongole ekivunanyizibwa ku kibuga ekikulu Kampala ekya Kampala Capital City Authority (KCCA) bakyaboyaana n’ekizibu kya kasasiro oluvanyuma lw’enjega eyagwawo mu bitundu by’e Kiteezi eyaviriddeko abantu abasoba mu 25 okulugulamu obulamu, abakulembeze ba munisipaali y’e Kira bambalidde bannaabwe aba KCCA nga babalanga okubasibako […]
BYA TONNY EVANS NGABO Abakulembeze wamu ne ba kkontulakita abaaweebwa okukola enguudo mu munisipaali y’e Kira batandise kaweefube wa kugenda nju ku nju nga baperereza abantu abali okumpi n’enguudo eri mu pulaani y’okukolebwa mu nteekateeka ya Greater Kampala Metropolitan Area (GKMA) okubakkiriza okukola enguudo zino nga ne bwe kinaaba kyetaagisizza kuyitako mu taka lyabwe tebalina […]
Bya Tony Evans Ngabo Ssaabasumba w’essaza lya Klezia ekkulu erya Kampala, Paul Ssemogerere ayambalidde abazadde abaami n’abasomesa abeegbulidde okukkira abaana abato ne babasobyako. Ssaabasumba agambye nti ekikolwa kino kiswaza nnyo ssi eri abokka abakikola ne ffamire zaabwe wabula n’eggwanga lyonna. Ssaabasumba okukangula ku ddoboozi abadde akulembeddemu ekitambiro ky’emmisa ey’okukuza olunaku lw’Omutukuvu Yowaana Maria Muzeeyi wamu […]