Kitalo! Abadde Ddereeva wa Nnaabagereka Okumala Emyaka 20 Afudde!!!

Nnaabagereka Sylvia Nagginda mu bubaka bwe, alaze okunyolwa olw’okuviibwako omuweereza ono gw’agambye nti abadde muwulize nnyo ate ng’ayagala nnyo omulimu gwe. Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Corporal Julius Mukasa Mulyanga ng’ono abadde mukuumi era ddereeva wa Maama Nnaabagereka okumala emyaka 20. Wabaddewo okusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bwa Corporal Mulyanga mu kkanisa ya St. Stephen’s e Kireka, […]

Nnaabagereka Atuuse mu Texas America Okuggulawo Ekisakaate

Maama wa Buganda, Nnaabagereka Sylvia Nagginda yagenyiwadde dda mu Texas ekya America gye yagenze okuggulawo Ekisakaate.  Nnaabagereka yatuukidde ku kisaawe kya DFW e Texas nga yayaniriziddwa Dr. Frank Ssentamu n’ abakungu abalala. Ekisakaate y’emu ku nteekateeka Nnaabagereka ng’ayita mu woofiisi ye gye yatandikawo okubuulirira n’okubagula abaana ab’obuwala n’abalenzi ku nnono n’obuwangwa bwa Buganda, empisa n’okukola […]

error: Content is protected !!