Waliwo omutuuze eyagambye nti Naggita yali ky’aggye awe mukyalawe ensimbi akakadde ka PDM ne bamutwalira olugambo nga bwe baali bagenda okusenguka ku kyalo era n’abalumba n’abaggyako ssente ezo ku mpaka nga kye baggye bamale nazo emyezi ebiri gyokka ate n’abalagira n’okuteekamu n’amagoba ga mitwalo mukaaga era kye baakola. Aduumira poliisi mu bbendobendo lya Poliisi erya […]