author

Kitalo! Ababbi Balumbye Ekyalo Ne Batta Omukuumi ku Bbaala

Ekikangabwa kibuutikidde ekyalo Kijabijo C mu muluka gw’e Kimwanyi mu Kira Division ne batta omukuumi w’oku bbaala. Ekikangabwa kino kyaguddewo mu kiro ekikeesezza olwa leero. Kigambibwa nti abatuuze basuze ku tebuukye oluvannyuma lw’ababbi  okulumba  ekyalo mu kiro ekikeeseza olwa leero ne banyaga Supermarket emanyiddwa  nga A and W Shoppers Supermarket oluvannyuma ne balumba  ebbaala ya […]

Bwanika Acoomedde Abasimbira Ekkuuli Enteekateeka Za Gavumenti

Ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia Lwanga Bwanika acoomedde abatuuze ku mwalo gw’e Gulwe mu ggombolola y’e Bussi ababadde bakyakalambidde nga bagaanye okukkiriza omwalo guno okuzimbibwako ekifo awanatuukirwa ekidyeri. Okusinziira ku ssentebe Bwanika, gavumenti ng’eruubirira okutumbula eby’entambula wakati w’ekizinga kino ng’ekigatta ku lukalu, yabawa ekidyeri wadde ng’ate eby’embi waliwo abantu abasimbidde enteekateeka eno ekkuuli […]

Coffee Will Remain a Big Financial Muscle for Buganda Even Without UCDA – Katikkiro

The second Deputy Katikkiro of Buganda, Robert Wagwa Nsibirwa has appealed to Buganda farmers not to be derailed by the parliamentarians’ bid to pass a law rationalising the Uganda Coffee Development Authority (UCDA), but to continue growing coffee as the mainstay of their wellbeing. Nsibirwa, who doubles as the Buganda Kingdom’s treasurer noted that it […]

Wadde UCDA Evuddewo, Obwakabaka Tebugenda Kupondooka Ku Mmwanyi-Katikkiro

Oluvannyuma lwa palamenti ya Uganda okuyisa ekiteeso ekiggyawo ekitongole ekibadde kivunaanyizibwa ku kutumbula omutindo gw’emmwanyi n’okuzirabirira ekya UCDA, Obwakabaka bwa Buganda buvuddemu omwasi nga bugamba nti wadde byonna bikoleddwa, tebugenda kupondooka ku nsonga y’okukunga abantu mu Buganda n’ebweru waayo okulima emmwanyi. Omumyuka wa Katikkiro wa Buganda ow’okubiri, Robert Wagwa Nsibirwa agambye nti tekikyali kya nkiso, […]

Kitalo! Omusumba W’Abalokole Puleesa Emukubye N’afa!!!

Ab’enzikiriza y’Abalokole mu ggwanga baguddemu encukwe ey’amaanyi oluvannyuma lwa musumba munnaabwe Pr. James Nsimbe ow’ekkanisa ya God is Able Church e Nama -Kasokoso mu disitulikiti y’e Mukono okufa ekibwatukira. Okusinziira ku Ssebuggwawo George William, muganda w’omugenzi, agamba nti mu kiro ekya keesezza ku Lwokutaano, omugenzi yaddusiddwa mu ddwaliro e Mukono nga biwala ttaka ng’eno gye […]

error: Content is protected !!