Abakulembeze B’e Mukono ne Buikwe Bakungubagidde Eyali Ssentebe wa Disitulikiti Kiwanuka Musisi

Abatuuze okuva mu disitulikiti ezikola ebbendobendo lya Greater Mukono okuli Mukono, Buikwe, Kayunga n’e Buvuma baakungubagidde eyali ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono ow’okusatu mu kiseera nga tennaba kukutulwamu, Christopher Godfrey Kiwanuka Musisi (82) eyafa ku Lwomukaaga ekiro. Bano beegattiddwako Minisita wa gavumenti ez’ebitundu, Raphael Magyezi eyeegasse mu kkanso ey’enjawulo eyabaddemu abakulembeze okuva mu disitulikiti y’e […]

Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema Afudde!!!

Ekisaawe ky’abayimbi ba ‘band’ mu Uganda baguddemu encukwe bwe bafunye amawulire g’okufa kw’omu ku munnaabwe eyafudde mu kiro ekikeesezza olwa leero. Kigambibwa nti Daudi Mugema yafiiridde mu wooteeri e Gulu gye yabadde agenze okusisinkana Gen. Salim Saleh okumusaba obuyambi bw’obujjanjabi olw’obulwadde obumaze ebbanga nga bumubala embiriizi. Gye buvuddeko, Mugema yavaayo n’ategeeza ensi nga bwe yalina […]

Kitalo! Taata W’omubaka Shamim Malende Afudde!!!

Ng’akyagenda mu maaso n’okubendabenda n’ebirwadde ebitwalidde ddala ebbanga nga bimugoya okutuusa n’okumutwala e Nairobi okufuna obujjanjabi obw’ekikugu enfunda eziwera, ate Omubaka wa Palamenti omukyala owa Kampala, Shamim Malende n’aba ffamire ye baguddemu encukwe oluvannyuma lw’okufiibwako kitaawe. Jamal Ahmed Sebuta Malende yavudde mu bulamu bw’ensi eno mu kiro ekikeesezza olwa leero. Omubaka Malende obubaka obubika kitaawe […]

Amaziga Mu Kusabira Ddayirekita W’essomero Abazigu B’emmundu Gwe Batta

Omugenzi Godfrey Wayengera yatemuddwa mu bukambwe mu kiro ekyakeesezza ku Lwokubiri lwa wiiki eno nga June 10 omulambo gwe ne gusuulibwa e Namubira okumpi n’oluguudo lw’eggaali y’omukka. Benjamin Gidudu mutabani wa Godfrey Wayengera eyattiddwa abazigu ab’emmundu abaabadde mu byambalo ebyefaananyiriza eby’amagye akaabizza abakungubazi bw’alemereddwa okwogera n’atulika butulisi n’akaaba. Gidudu abadde addiridde mukulu we, Elizabeth Wayengera […]

Omulambo Gw’ow’emyaka 95 Gulemedde Kungulu, Mbu Klezia Yabba Ekyapa Kyagwo!!!

Omulambo gw’omukyala omukadde ow’emyaka 95 guzimbiridde aba ffamire ye oluvannyuma lw’okulemera kungulu kati wiiki nnamba bukyanga afa okumuziika kukyalemye. Kigambibwa nti omugenzi yaleka ekiraamo ekikambwe eky’obutaziikibwa okutuusa nga Ekereziya Katolika ebawadde ekyapa kye kye yagiteresa. Maria Thereza Nakibuuka 95, ng’abadde mutuuze ku kyalo Nakuwadde Bbira-Lubanyi mu disitulikiti y’e Wakiso omulambo gwe guzimbiridde aba ffamire ng’entabwe […]

Kitalo! Omulamazi Munnayuganda Afiiridde e Makkah

  Abalamazi Bannayuganda abaagenda okulamaga mu kibuga ekitukuvu e Makkah baaguddemu ekikangabwa omu ku bannaabwe bwe yafiiriddeeyo. Omugenzi kati ye Hajjat Rehma Nakaggwe (76), ng’abadde mukyala wa Hajji Jafar Kabirigo omutuuze w’e Bulenge mu disitulikiti y’e Bukomansimbi. Okusinziira ku gava e Makkah, ab’oluganda lwa Hajjat Nakaggwe tebagenda kufuna mukisa gumuziikako kuba bagenda kumuziikayo.  

Akola ku Bya PDM e Buvuma Akwatiddwa Lwa Kusolooza Ssente ku B’akolako

Waliwo omutuuze eyagambye nti Naggita yali ky’aggye awe mukyalawe ensimbi akakadde ka PDM ne bamutwalira olugambo nga bwe baali bagenda okusenguka ku kyalo era n’abalumba n’abaggyako ssente ezo ku mpaka nga kye baggye bamale nazo emyezi ebiri gyokka ate n’abalagira n’okuteekamu n’amagoba ga mitwalo mukaaga era kye baakola. Aduumira poliisi mu bbendobendo lya Poliisi erya […]

Mesach Ssemakula Avuddemu Omwasi ku Mpalana ya Stecia ne Maurine Nantume

Stecia, Katonda okukuwa abantu bwe bati kitegeeza buwanguzi, Engabo enzira bagirabira ku biwundu, toyinza kugamba nti oli jenero nga tewalwana, kaakati awo wali olwana, ggwe Maurine naawe wali olwana. Ngabi Nsamba Crowned Champions of Buganda BIKA Football Tournament 2025 Golden Papa Mesach Ssemakula ng’abasinga bwe bamuyita, avuddemu omwasi ku mpalana eri wakati w’abayimbi ba Band […]

Ssentebe W’Abasiraamu Asabye Museveni Ayingire mu Nsonga za Mufti Mubajje Okweremeza ku Ntebe

Hajji Ssemakula, nga mu kiseera kye kimu ye ssentebe wa NRM mu disitulikiti y’e Mukono omulonde akubidde Sheikh Mubajje omulanga ataase Obusiraamu okuswala, n’agamba nti ebigambo bingi ebyogeddwa ku ye nga Mufti wa Uganda ssaako Obusiraamu okuyita ku mikutu emigatta bantu. Kitalo! Omusajja Afumise Omusuubuzi N’amutta Lwa Kumubanja Ssente Obukadde 18 ze Yamuwola Ssentebe w’Abasiraamu […]

Kitalo! Omusajja Afumise Omusuubuzi N’amutta Lwa Kumubanja Ssente Obukadde 18 ze Yamuwola

Onyango agambye nti ettemu lino lyabadde ku kyalo Namuyenje mu ggombolola y’e Nakisunga mu disitulikiti y’e Mukono ku Lwokusatu olw’eggulo. Police Arrest Killer of Mukono Businesswoman Over sh18m Loan Poliisi e Mukono ekutte n’eggalira omusajja agambibwa okukkakkana ku musuubuzi eyamuwola ensimbi obukadde 18 n’amufumita ekiso n’amutta. Patrick Onyango, omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano ategeezezza […]

error: Content is protected !!