Pulezidenti Museveni Awadde Bannayuganda Essuubi ku Kumalawo Ebbula Ly’emirimu

Omukulembeze w’eggwanga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni awadde Bannayuganda essuubi ly’okumalawo ebbula ly’emirimu bw’ategeezezza nti agenda kubunyisa enjiri y’okulimira n’okulundira awafunda kubanga akizudde nti ekolera ddala. Wano Museveni anokoddeyo omulunzi era omulimi w’e Fort Portal, Richard Nyakana awadde obujulizi nti ayingiza obukadde bw’ensimbi 180 omwaka okuva ku yiika emu gy’akozesa. Pulezidenti agamba ssinga abantu bava mu […]

Kitalo! Eyali DPC Wa Jinja Road Police Afudde Mu Ngeri Etategeerekeka!!!

Eyaliko Division Police Commander wa Jinja Road Police mu Kibuga Kampala, Senior Superintendent of Police Julius Ahimbisibwe kigambibwa nti yesse! Mu kiseera kino, poliisi ebakanye n’okubuuliriza ku ttemu lino. Omulambo gwa Ahimbisibwe gunnyuluddwa mu Septic tank mu maka ge agasangibwa ku kyalo Nakitokolo, Kyengera amakya ga leero. Ahimbisibwe abadde yayimirizibwa ku mulimu ng’anoonyerezebwako ku bigambibwa […]

Ekkubo Ly’omusaalaba: Fr. Mubiru Avumiridde Ebikolwa Eby’ettemu N’obubbi Bw’ettaka Ebicaase

BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Bwanamukulu w’ekigo kya Klezia ekya St. Jude Catholic Parish e Wakiso, Fr. Ronnie Mubiru asabye abakristu mu ggwanga okwefumiitiriza ku bukulu bw’okutambuza ekkubo ly’omusalaaba ng’akabonero  ak’okukomya okunyigiriza bannaabwe. Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono Fr. Mubiru asinzidde mu kutambuza kkubo ly’omusaalaba mu kibuga ky’e Wakiso […]

Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono

Ng’ayogera eri abakkiriza, Canon Kagoye abategeezezza nti okutambuza ekkubo ly’omusaalaba tebasaanidde kukikola nga kinyumo naye balikozese okukyuka bave mu bikolwa eby’obubbi, obulyake n’agamba nti eky’ennaku kwe kuba nti abamu beejajaamya ne batunka n’okwetunda nga tebabaliridde mibiri gyabwe. Eby’entambula mu kibuga Mukono bikedde kusannyalala ng’ebibinja by’abakkiririza mu Kristu okuli Abakulisitaayo n’Abatakatoliki bakungaanye okutambuza ekkubo ly’omusaalaba ku […]

Eyakwatibwa Olw’okuyiwa Kasasiro mu Mwala Gumusse mu Vvi, Asibiddwa Emyezi Ena

Police Officer Recorded on Camera While Sexually Assaulting University Student Remanded Omuvubuka Ronald Katende eyakwatibwa olw’okuyiwa kasasiro mu mwala mu bitundu bye Katwe aweereddwa ekibonerezo kya kusibibwa emyezi ena oba okutanzibwa ensimbi za Uganda emitwalo 50. Katende, aweza emyaka 26 egy’obukulu mutuuze mu Kasule Zone mu Makindye divizoni mu Kampala. Okusinziira ku mateeka, Katende abadde […]

Ab’e Kasangati Beegasse ku KCCA Ku Ky’Okukangavvula Abamansa Kasasiro

Bino biyasanguziddwa meeya wa Kasangati TC, Tom Muwonge bw’abadde yeegasse ku bantu ba Kabaka mu ssaza ly’e Kyaddondo okukola bulungibwansi nga bano bagogodde ebifo ebibadde bigegedde ne babireka nga bitemagana. BYA TONNY EVANS NGABO | KASANGATI | KYAGGWE TV | Nga Bannakampala batandise okwemulugunya ku ngeri KCCA gy’esituddemu obukambwe ku bantu abamansa kasasiro n’okulinnya mu […]

Ssentebe Yeekubidde Enduulu Eri Omuduumizi W’amagye Amutaase ku Ku Col. Ssegujja!

Ng’abulako katono n’amaziga gamuyitemu, Ssentongo yagambye nti okumala emyaka egiwera, Col. Ssegujja azze amuliisa akakanja nga kuno kw’ateeka okumusibako ebigambo ebigendererwa okumusiiga enziro n’okumukkakkanya mu bantu b’akulembera. Ssentebe w’eggombolola y’e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono, Rajab Ssentongo Mukasa yeekubidde enduulu eri omuduumizi w’ekibinja ky’amagye ki First Infantry Division, Maj. Gen. Steven Mugerwa ng’ayagala amutaase ku […]

Kitalo! Omusomesa Afudde Kikutuko!!!

Makerere University Set to Render 500 Non-Teaching Staff Jobless in Restructuring Exercise Abayizi n’abasomesa ku ssomero lya Gombe Secondary School mu Gombe Town Council mu Butambala disitulikiti baaguddemu encukwe omusomesa waabwe bwe yafudde ekibwatukira. Ayub Sseruwagi, omusomesa abadde avunaanyizibwa ku by’emizannyo ku ssomero lya Gombe S.S abadde amanyiddwa ennyo nga Kapi ye yafudde mu ngeri […]

Abakulembeze e Wakiso Baggyeyo Enjala Okwanganga Abaagala Okubba Ettaka Ly’ekibira

Omubaka omukyala owa palamenti akiikirira disitulikiti y’e Wakiso Betty Ethel Naluyima agamba nti bbo bamaliridde okuddamu okusimba emiti ku kibira kyabwe nga disitulikiti kuba gavumenti emanyi bulungi emitendera gy’erina okuyitamu ssinga ebeera eyagala okutwala ettaka ly’ekibira nga mu nteekateeka eno emitendera egyo teginnagobererwa. MPs Rewarded with sh100m Cash Bonanza BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO […]

error: Content is protected !!