Omuyimbi Dax Kartel ne kabiite we Momo 19, Katonda ayanukidde essaala zaabwe bw’abawadde ezzadde ly’abalongo.
Abalongo ne Nnalongo bonna bali mu mbeera nnungi.
Bweza bwa Mukasa.
W’osomera bino ng’Omuyeruba Ssaalongo awedde emirimu. Ekitannategeerekeka oba Ssaalongo ne Nnaalongo banaakola Ku nteekateeka z’okumala abaana mu buwangwa oba nedda.