Eyali Minisita omubeezi ow'amazzi, Ssaalongo Ronald Kibuule ne Nnaalongo we nga banyumirwa endongo ya David Lutalo ku Colline Hotel mu Nalongo concert.

Ekyabadde mu Kivvulu Kya David Lutalo mu Bifaananyi

4 minutes, 3 seconds Read

 

Omuyimbi w’ennyimba z’omukwano David Lutalo yajjuzza Colline Hotel e Mukono ku Lwomukaaga mu kivvulu kye yatuumye Nalongo concert. Biibino ebifaananyi 35 eby’enjawulo ebyabadde mu kivvulu kino.

Lutalo yawerekeddwako abayimbi bangi ate ab’amaanyi omuli Mesach Ssemakula, Spice Diana, Betty Mpologoma, Coco Finger, Kapa Cat, Haruna Mubiru n’abalala bangi.

Eyali Minisita omubeezi ow’amazzi, Ssaalongo Ronald Kibuule ne Nnaalongo we nga banyumirwa endongo ya David Lutalo ku Colline Hotel mu Nalongo concert.
David Lutalo ng’ayimba e Mukono ku Colline mu Nalongo Concert.
Abadigize nga banyumirwa endongo ya David Lutalo ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo Concert ku Lwomukaaga.
Coco Finger ng’akuba ab’e Mukono endongo ku Colline Hotel mu Nalongo Concert eya David Lutalo.
Abadigize nga banyumirwa endongo ya David Lutalo ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo Concert ku Lwomukaaga.

David Lutalo Alaze Bw’asajjakudde, Ky’akoze e Mukono Kika!

Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro basala ddansi ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo conert.

Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro basala ddansi ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo conert.
Papa Mesach Ssemakula ng’akuba ab’e Mukono omuziki mu kivvulu kya David Lutalo ekya Nalongo.
Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro basala ddansi ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo concert.
Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro basala ddansi ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo concert.
Abamu ku badigize abajjuzza Colline Hotel n’ebooga mu kivvulu kya David Lutalo ekya lonki ya Nalongo e Mukono.

 

Omudigize nga yeewaamu talina ttabbu si ye yakola ennaku. Yabadde ku Colline Hotel mu Nalongo concert eya David Lutalo.
David Lutalo ng’ayimba ng’eyali Minisita Kibuule ali ku siteegi e Mukono ku Colline Hotel.
Kibuule ng’akwasa David Lutalo ddoola ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo Concert.
Ono maama ow’omwana naye teyakkirizza kumunyumiza byabadde mu Lutalo, yagenze ne yeerabirako.

David Lutalo ng’alonda ebizike ebyawandagadde ku siteegi nga Kibuule amuwa ddoola.
David Lutalo ng’azina n’omuwala omuzinyi.
Abawala abazinyi nga basanyusa abantu ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo concert.

Coco Finger ng’akuba ab’e Mukono laga ku Colline Hotel mu Nalongo Concert eya David Lutalo.
Abadigize ng’endongo ya David Lutalo ebakutte omubabiro ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo concert.
Abadigize ng’endongo ya David Lutalo ebakutte omubabiro ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo concert.

David Lutalo ku Colline Hotel e Mukono ng’akuba abaayo endongo mu Nalongo concert.

Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo conert.

David Lutalo n’abazinyi be nga basanyusa abantu b’e Mukono ku Colline Hotel mu Nalongo concert.
Kibuule ng’aggyeyo embaasa okufuuwa David Lutalo ensimbi omuli n’eddoola ng’eno ebizike eby’etaano etaano bwe biwandagala.
Ebijuujulu nga bisala endongo mu kivvulu kya David Lutalo e Mukono ku Colline Hotel mu Nalongo Concert.
Spice Diana ng’asanyusa abantu mu Nalongo concert eya David Lutalo e Mukono ku Colline Hotel.
Yaled ng’ayimba ku Colline Hotel mu kivvulu kya David Lutalo.
Ne bano baabadde mu Colline Hotel e Mukono mu ndongo ya David Lutalo.
Abadigize ku Colline Hotel e Mukono nga banyumirwa endongo ya David Lutalo.
Ne bano baabadde mu Colline Hotel e Mukono mu ndongo ya David Lutalo.

 

Abadigize mu kivvulu kya David Lutalo ku Colline Hotel e Mukono ekya Nalongo.
Endongo ya David Lutalo ng’abe Mukono ku Colline Hotel ebakutte omubabiro.
Abadigize ng’endongo ya David Lutalo abakutte omubabiro ku Colline Hotel e Mukono mu Nalongo conert.

Let others know by sharing

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!