BYA ABU BATUUSA | KAMPALA | KYAGGWE TV | Abavubuka bayiise mu bungi ku kisaawe e Kololo okwetaba mu kusunsulwa basobole okuyingira eggye ly’eggwanga erya UPDF. Bano bakungaanidde ku kisaawe e Kololo ng’eno ababadde baagala okuyingira amagye babasookezezza ku dduyiro akamudde abasing obungi. Bano badduse emisinde nga beetoloola ebyalo kkiro mmita ttaano ng’abamu ku bano […]