Nnannyini Ssomero N’abasomesa 2 Basuze mu Kkomera Mu Gw’okusobya ku Mwana

Kkooti ekitegedde nti mu March wa 2025, omwaka guno, Kitimbo yakabasanya omwana ow’obuwala asoma P.6 ng’aweza emyaka 14 n’oluvanyuma n’adduka okwetegula ekibabu. Woman Dies Over Negligence at Mukono Road Construction Site Abasomesa basatu okuva ku somero lya Hope Land Junior school erisangibwa mu munisipaali y’e Lugazi ku kyalo Kitoola basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka […]

Poliisi Eyigga Ssaabakristu Asse Mukaziwe Ng’entabwe Eva ku Bwenzi

Poliisi mu bitundu bya Ssezibwa mu disitulikiti y’e Buikwe eri ku muyiggo gw’omusajja eyavudde mu mbeera n’akuba mukaziwe ku mutwe n’amutta. Kigambibwa nti Ronald Bateganya omuvuzi wa ttakisi ng’era ye Ssaabakristu w’ekisomesa ky’e Busagazi mu Buikwe yakwatidde mukaziwe Betty Kagoya mu bwenzi mbu nga yeegadanga n’asikaali wa bbiici yaabwe n’ava mu mbeera. Kagoya nga ye […]

Ssentebe W’ekyalo N’omutuuze Battiddwa mu Ntiisa!!!

| KYGAGGWE TV | LUGAZI | Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Vvumba ekisangibwa mu munisipaali y’e Lugazi mu disitulikiti y’e Buikwe abazigu bwe basse abantu babiri ng’omu ku bano y’abadde ssentebe waabwe ow’ekyalo. Ssentebe ye Moses Boogere ng’atemuddwa n’omutuuze omulala ategeerekeseeko erya Buwembo nga bano olumaze okubatta abatemu ne bakuuliita ne ppiki ppiki zaabwe kwe […]

Abagenze mu Loogi Okwesanyusa Beeremeddemu ne Badda mu Miranga

Ebyewuunyisa nga bwe bitaggwa mu nsi, abatuuze mu tawuni kkanso y’e Buwenge mu kibuga ky’e Jinja beerabidde katemba atali musasulire ab’omukwano abaagenze mu loogi okwesanyusaamu ate bwe beeremeddemu. Abakozi mu Jojo Bar and Lodge bassizza abantu enseko bwe baagambye nti mu kiro ekyakeesezza Olwokuna, ab’omukwano bano beesozze akasenge era ne batandika okukola ogwabatutte. Bano mu […]

25-Year-Old Fisherman Stabbed to Death by Sex Worker

The Ssezibwa Region Police are holding a sex worker who allegedly stabbed her customer to death. Ssezibwa Region Police Spokesperson, Hellen Butoto identified the deceased as Muyima Maisowe (25), a fisherman and the suspect as Arach Esabel (30). The duo is a resident of Ssenyi A landing site in Ssi-Bukunja sub-county, Buikwe district. James Nimuro who […]

error: Content is protected !!