Nakabaale atutegeezezza nti okulonda kuno kugenda kubeera ku buli kyalo kw’ebyo 610 ebikola disitulikiti y’e Mukono ng’abantu bagenda kulonda abeesimbyewo abaagala okukwatira NRM bendera ku bifo by’ababaka ba palamenti mu kkonsituwensi ez’enjawulo. Ng’ebula ssaawa busaawa okulonda kw’abanaakwata bendera z’ekibiina kya NRM ku bifo eby’enjawulo eby’ababaka ba palamenti kubeerewo olunaku olw’enkya ku Lwokuna nga July 17, […]
She urged parents not to wait for communities to shape their children’s behaviors for them, and criticized those who go violent when teachers punish the children for their wayward conducts. A UPDF family counsellor, Maj (rtd) Hajat Katende Maloboozi has castigated parents who neglect instilling discipline in their children, and cautioned that they will in […]
Abatuuze bagamba nti Tuhaisi abadde mu kazigo ka mukwano gwe ategeerekese nga Mercy gwe yatandika okubeera naye ebbanga eritali ddene wadde ng’ate mbu n’ono abadde ky’aggye afulume eggwanga ate okugenda ku kyeyo mu limu ku mawanga ga Buwalabu. Ekyalo Lweza Ekisangibwa mu Mukono Central Division mu munisipaali y’e Mukono kiguddemu ekyekango omuwala agambibwa nti abadde […]
Bakaluba w’aviiriddeyo nga n’omwaka akakiiko kano tekannaguweza mu woofiisi oluvannyuma lw’okusakasibwa mu mwezi gwa August omwaka oguwedde ogwa 2024. Ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa akawangamudde bw’ayimirizza akakiiko akagaba emirimu aka District Service Commission mbagirawo. Bakaluba agamba nti ng’entabwe eva ku bigambibwa nti abakatuula ku kakiiko kano babadde beefudde mmo mu […]
“The late Cardinal Nsubuga bequeathed to us as the Good Samaritan Sisters, 400 acres of land in this vicinity in which we have built a hospital, a convent, a vocational institute and carried on agricultural activities for food to feed our community, but half of the land has been taken by impudent land grabbers with […]
The suspects, whose identities remain undisclosed for operational reasons, are currently being held at a high-security facility in Wakiso district, where they are undergoing intense interrogation. Ssembabule-Based CBS Reporter Jimmy Ssekabiito, Allegedly Killed, Dumped in Hospital Security operatives have arrested three key suspects who are believed to have played a direct role in the abduction […]
The decision came after a passionate appeal from former State Minister for Water, Ronald Kibuule during the president’s recent tour of the Greater Mukono sub region. President Yoweri Kaguta Museveni has given the green light for the construction of a flyover along the Kampala-Jinja Highway at Nama Sub County in Mukono District. This development is […]
Omuntu bw’akula afuna emize, naye n’omuyimbi Stecia Mayanja alina emize gy’atandise egibadde tegitera kulabikalabika. Bulijjo ng’abayimbi bayimba, batera okusaba ku ccupa z’amazzi ne banywako anti ng’emimiro gibakaze, wabula ye Stecia, abawagizi baamwewuunyizza nga mu kifo ky’amazzi asaba ka caayi. Ka caayi kano bakira kalabika nga kookya bya nsusso, olw’engeri obwedda gy’akasikamu. Wabula ono yeetondedde abawagizi […]
Abasatu bano okuli Awunye, Lukooya ne Lugoloobi baakuvuganya mu kamyufu ka NRM okuvaako omu anaakwatira ekibiina bendera ng’oyo gwe bujja okwefuka ne ssentebe wa disitulikiti aliko kati, munna NUP, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa, ekibiina kye bwe kinaaba gwe kizzeemu okuwa kkaadi okukikiikirira mu lw’okaano luno. Amaziga Mu Kusabira Ddayirekita W’essomero Abazigu B’emmundu Gwe Batta […]
Staff of Compassion International have expressed their heartfelt regret at the tragic and untimely death of their colleague Godfrey Wayengera whom they categorised as a dedicated senior manager of business support. “We are deeply saddened to confirm the passing of our dear colleague and friend, Godfrey Wayengera, who served with unwavering dedication as our […]