Omulabirizi w’omulabirizi bwa West Buganda, Bp. Henry Katumba ayolekedde okuwummula obuweereza olw’emyaka egy’essalira 65 abaweereza ku ddala lye kwe baba balina okuwumnulira. Okusinziira ku bwino, Bp. Katumba waakuwummula mu March w’omwaka ogujja 2025. Na bwe kityo, enteekateeka zaatandika dda okulaba ng’abavunaanyizibwa basunsula amannya g’abaweereza ba Katonda abanaddira Bp. Katumba mu bigere. Abamu ku basongeddwamu olunwe […]