author

Ssentebe wa Disitulikiti Akangudde ku Ddoboozi Eri Abazadde Abatayagala Kuweerera Baana

Ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia Lwanga Bwanika akangudde ku ddoboozi n’ayambalira abazadde abawangaalira ku bizinga ne ku myalo olw’okwesuulirangayo ogwa nnaggamba ku nsonga y’okuwerera abaana bbo bennyini be beezaalira nga bwe bawooza kimu nti gavumenti yabagoba ku nnyanja. Bwanika yasinzidde ku ssomero lya World’s Light Junior School e Bwerenga mu ttawuni kkanso y’e […]

Gavumenti Etongozza Okukola Oluguudo Lw’e Ssentema Olubadde Lussa Abatuuze Enfuufu

Disitulikiti y’e Wakiso kyaddaaki ettadde omukono ku ndaagano ne kkampuni y’Abachina eya CHONGQING INTERNATIONAL CONSTRUCTION CORPORATION (CICO) okukola oluguudo lwa Ssentema -Bukasa – Kakiri olumaze ebbanga nga lukaabya Bannayuganda abalukozesa olw’enfuufu ebadde esusse okubalwaza ebirwadde n’okubafiiriza bbizinensi. Pulojekiti eno yaakuwemmenta obuwumbi bw’ensimbi za Uganda obusoba mu 66 mu nteekateeka evujjurirwa banka y’ensi yonna. Akulira abakozi […]

Four Villages Choked by Sickening Smell From Fertilizer Factory

Angry residents of three villages of Kiryammuli, Kigoogwa and Kkungu in Gombe Division, Wakiso district, have expressed anguish over a nauseating smell emanating from a fertilizer manufacturing factory in their area, operated by M/S Dei Pharma, a company run by foreign investors. In a meeting convened by the Mayor for Gombe Division, Ronald Kasirivu Kabembula […]

Canon Eria Paul Luzinda Awezezza Emyaka 98-Yeebazizza Katonda Olw’okumuwangaaza

Omuweereza wa Katonda, Rev. Canon Eria Paul Luzinda akoonodde emyaka 98 egy’obukulu ne yeebaza Katonda amuwangaazizza n’amulabya ku baana, abaana b’abaana n’ab’abazzukulu. Canon Luzinda asinzidde mu kusaba okw’okwebaza okutegekeddwa mu kkanisa ya All Apostles Church of Uganda e Wattuba mu busumba bw’e Kawanda mu disitulikiti y’e Wakiso. Omulabirizi w’e Mityana, Bp. Dr. James Bukomeko Ssaalongo […]

Parish Chief N’abalala Babiri Basuze Ku Poliisi Lwa Kubulakanya za PDM

RDC w’e Wakiso, Justine Mbabazi alagidde poliisi n’ekwata ‘parish chief’ n’abalala babiri ng’entabwe eva ku kubulankanya sente za PDM. Bano okukwatibwa kiddiridde abatuuze mu muluka gw’e Nakabugo mu ggombolola ya Wakiso-Mumyuka okubalumiriza nga bwe baabawa ssente za PDM ez’ebitundu kyokka ate ne babasaayiningisa ssente ndala ezisinga kw’ezo ze baafuna ekiggye RDC Mbabazi mu mbeera n’alagira […]

Abazadde Mukulize Abaana Mu Katonda

Ekkanisa ya Uganda ekkuziza olunaku kabaka Herode lwe yattirako abaana nga luno lukuzibwa nga buli ennaku z’omwezi 28 December. Mu kusaba, abazadde basabiddwa okuteeka essuubi mu baana baabwe baleme okugujuubanira ebintu by’ensi ne bava ku katonda. Rev. Ssalongo James Lubega Musisi omusumba w’obusumba bw’e Bbira mu busaabadinkoni bw’e Nateete mu bulabirizi bw’e Namirembe asinzidde mu […]

Scare as Mpox Patients’ Numbers Shoot Up, Congesting Entebbe Grade B Hospital

Wakiso district health authorities and the World Health Organisation (WHO) are in frantic moves to immediately identify an alternative care centre for suspected victims of the dreaded Mpox disease after Entebbe Grade B Hospital earlier set aside for the purpose, getting full to capacity. The two health authorities are now eyeing Buloba Kitawuluzi Health Centre […]

Abasuubuzi mu Katale K’e Kajjansi Bazzeemu Okukolera mu Katale Oluvannyuma Lw’emyaka Ebiri Lwe Kaayokebwa

Abasuubuzi abakolera mu katale k’e Kajjansi mu disitulikiti y’e Wakiso ababadde bamaze ebanga erisoba mu myaka ebiri bukyanga akatale kano kookebwa  omuliro bafunye ku kaseko ku matama bwe kazzeemu okuggulwawo. Bano bagamba nti balina essuubi nti bagenda kufuna ku nsimbi mu ssizoni y’ennaku enkulu eyatandise edda oluvannyuma lwa ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia […]

error: Content is protected !!