Abaganda Muve mu Kwekubagiza Mukole-Katikkiro

Katikkiro akaayuukidde abo abaagala okukozesa eby’obufuzi okwawulayawula mu Baganda, n’agamba nti ekyo ki kafuuwe amaanyi ga Abaganda gali mu kunyweza Namulondo, okukola ennyo n’obunyiikivu. 96yr-Old-Reverend Who Survived NRA Rebels Twice Celebrates 70 Years in Holy Matrimony Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga asabye abantu ba Buganda okwewala okwekubagiza basitukiremu beerwaneko nga bakola olwo Buganda lw’enaasobola […]

Kitalo! Abadde Ddereeva wa Nnaabagereka Okumala Emyaka 20 Afudde!!!

Nnaabagereka Sylvia Nagginda mu bubaka bwe, alaze okunyolwa olw’okuviibwako omuweereza ono gw’agambye nti abadde muwulize nnyo ate ng’ayagala nnyo omulimu gwe. Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Corporal Julius Mukasa Mulyanga ng’ono abadde mukuumi era ddereeva wa Maama Nnaabagereka okumala emyaka 20. Wabaddewo okusaba kw’okwebaza Katonda olw’obulamu bwa Corporal Mulyanga mu kkanisa ya St. Stephen’s e Kireka, […]

Thousands Brave Rain to Attend 12th Kabaka Birthday Run

Since its inception, the Kabaka Birthday Run has grown into one of Uganda’s most significant health awareness initiatives, championing causes such as sickle cell awareness, fistula prevention, and now the fight against HIV/AIDS. Uganda witnessed yet another historic moment as an estimated 120,000 people participated in the 12th Airtel-Kabaka Birthday Run. This year’s event, held at […]

Okukuza Amazaalibwa ga Kabaka: Ab’e Kyaddondo Bakungaanye Okubaako Bye Bayiga

Bano bakungaanye ku nteekateeka ey’ekyoto kwe bagenda okuyigira ensonga ez’enjawulo kyokka ng’era baatandise dda n’okwokya emisito gy’ennyama. BYA TONNY EVANS NGABO | KYADDONDO | KYAGGWE TV | Ng’eggwanga liri mu keetereekerero ak’okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi ag’e 70 ag’ekitiibwa, bbo Bannakyaddondwa ensonga bagyongeddemu ebirungo. Bano bakungaanye ku nteekateeka ey’ekyoto kwe […]

Abavubuka Balaze Okutya Olwa Mmaapu Ya Uganda Okufuluma nga Buganda Teriiko!

Bano bagamba nti kino kikolebwa abantu abalina emitima ebiryoryomi, abalina ekkobaane ery’okunafuya Buganda wadde mbu ng’ate kino tekiyinza kusoboka. “Martha’s Killers Must Pay Dearly”, Says Seth Murari, Her Father Ng’Abaganda ennaku ezisigaddeyo okutuuka ku mazaalibwa ga Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II ag’emyaka 70 egy’ekitiibwa bazibalira ku ngalo, abavubuka okuva mu Buganda nga bali […]

Freeze of Funds by US Gov’t Threatens AIDS Fight-Katikkiro Warns

The 12th edition of the Kabaka birthday run, an annual event has been launched today, Wednesday February 26, 2025 in Kampala. The launch has taken place at the Buganda Kingdom headquarters at Bulange-Mengo, attracting officials from the kingdom and Airtel Uganda, the main sponsors. This year’s run scheduled for April 6, will be celebrating Kabaka Ronald Muwenda […]

Kitalo! Omulangira Golooba, Mutabani wa Ssekabaka Edward Muteesa II Afudde!

Obwakabaka bwa Buganda buguddemu encukwe oluvannyuma lw’okuseerera kw’omulangira Daudi Golooba ng’ono y’omu ku baana ba Ssekabaka Edward Muteesa II. Omulangira Golooba Omutonzi amujjululidde mu ddwaliro lya St. Francis e Nsambya olwa leero nga February 23, 2025. Amawulire g’okuseerera kw’Omulangira gategeezeddwa Obuganda okuva wa Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ng’ayita ku mikutu gi mugatta bantu. […]

Ababiito B’e Kibulala Bambalidde Ssaabakabona Jjumba Aligaweesa Lwa Kukongojja Musamize nga Kabaka

Ababiito be Kibulala begaanye omusamize Wasajja Moses, eyeeyita Kabaka w’emisambwa e Kibulala eyalabikiddeko mu katambi nga akongojjebwa nga Kabaka. Akatambi akoogerwako kalaga omwanjuzi w’omukolo ogwo era omusamize naye eyeeyita Ssaabakabona Jjumba Lubowa Aligaweesa, ng’ayanjula musamize munne Wasajja Moses nti atuuziddwa ku Nnamulondo ya Bajjajjaabe e Kibulala e wa Ssekabaka Winyi. Ekiwandiiko ekirambika ku nsonga eno […]

error: Content is protected !!