Asibiddwa Emyaka Akulira abalamuzi ba kkooti ento e Kira, Sallon Niwaha aliko omukozi w’awaka gw’akalize emyaka 40 mu nkomyo ng’entabwe eva ku kusingisibwa musango gwa kutugunya mwana. Precious Tumuhirwe atemera mu gy’obukulu 35 y’asindikiddwa mu mbuzi ekogga akulunguleyo emyaka 40 ng’entabwe eva ku kukkiriza musango gwa kutugunya mwana ow’emyaka 4 Claire Tumwekwase muwala wa Micheal […]
BYA TONNY EVANS NGABO | KIRA | KYAGGWE TV | Ng’abakulembeze ab’okuntikko mu kitongole ekivunanyizibwa ku kibuga ekikulu Kampala ekya Kampala Capital City Authority (KCCA) bakyaboyaana n’ekizibu kya kasasiro oluvanyuma lw’enjega eyagwawo mu bitundu by’e Kiteezi eyaviriddeko abantu abasoba mu 25 okulugulamu obulamu, abakulembeze ba munisipaali y’e Kira bambalidde bannaabwe aba KCCA nga babalanga okubasibako […]
BYA TONNY EVANS NGABO | BUKASA-KIRA | KYAGGWE TV | Abakungu okuva mu minisitule y’enguudo n’emirimu baasanze akaseera akazibu okumatiza abatuuze b’e Bukasa ekisangibwa mu munisipaali y’e Kira ku nsonga y’okubasengula nga tebalinze na kubaliyirira. Bano baabadde bagenze kubawa nsalessale wa ssabbiiti emu yokka nga bavudde mu kifo kino olwo basobole okuwa gavumenti ekyanya okutandika […]
Some roads have been closed ahead of the June 3rd Martyrs’ Day. This was resolved on Wednesday in a meeting of security agencies held at the Anglican Shrines. According to the plan, the road from Kyaliwajjala, Namugongo Division, in Kira Municipality to Sonde, in Goma Division in Mukono Municipality, has been reserved for pedestrians only and […]
Poliisi e Kireka mu munisipaali y’e Kira ekutte n’eggalira omukazi agambibwa okuba malaaya eyakkakkanye ku muyizi omulenzi owa P.5 n’amusobyako. Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Patrick Onyango ategeezezza nga poliisi bwe yakutte Sandra Lokot atemera mu gy’obukulu 28 omutuuze w’e Kireka Zone B ng’ono avunaanibwa kwekakaatika ku kalenzi ak’emyaka 15 egy’obukulu n’akakaka akaboozi ak’ekikulu. […]
The National Environment Management Authority (NEMA), in collaboration with Environmental Police, has halted a real estate company from degrading Nakiyanja wetland located at Sonde cell in Kira Municipality, Wakiso District. In a media release issued by NEMA on Tuesday April 9, 2024, authorities said that action has been taken to protect the critical ecosystem at […]
Bya Tony Evans Ngabo Abatuuze ba Kireka D, Kasokoso, Kiganda ne Acholi Quarters ebisangibwa mu Namugongo Division mu munisipaali y’e Kira beegugunze ne beekalakaasa ekiddiridde kukuma muliro mu makubo ne bookya ebipiira ssaako okukanyuga amayinja nga balwanagana n’abasirikale ba poliisi wamu n’amagye ga UPDF abazze okubasengula ku ttaka poliisi ly’egamba nti lya Barracks. Bano beesudde […]