Kitalo! Abazigu Bawambye Omusuubuzi ne Bamutta-Basabye Akakalu ka Kakadde ne Zibula!

“Omulambo gwa Nakazibwa gwasangiddwa nga gutandise okuvunda kyokka ng’abatemu baamufunya nga bamusibye amagulu n’emikono ne bamuziika mu kinnya oluvannyuma lw’okumutta,” Mubiru bwe yategeezezza. Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze bwe bafunye amawulire g’okuttibwa kwa mutuuze munnaabwe abadde omusuubuzi ng’ono yawambibwa abazigu gye buvuddeko ne batandika okukuba amasimu nga bakanda ab’enganda ze ensimbi akakadde kalamba. Eby’embi, ensimbi zino zaabuze […]

Bannayuganda Baanirizza Enteekateeka Y’okuzza Obuggya Endagamuntu, Ebinaagobererwa Biibino

Wesonga agambye nti ebyuuma bi kalimagezi 89 bye bigenda okukozesebwa mu Mukono, nga bwe binaava mu magombolola ag’ebibuga olwo bitwalibwe mu g’ebyalo. NUP’s Nalukoola Loses Kawempe North MP Seat as High Court Nullifies By-Election-Orders Fresh By-election Okusinsiira ku kawaayiro 332 ak’etteeka erifuga okuwandiisibwa kw’abantu mu ggwanga, ekitongole ekikola ku kuwandiika abantu, okugaba endagamuntu n’okuzizza obuggya […]

Vvulugu mu Kulonda Kwa NRM e Mukono, Abadde Ssentebe Ssebaggala Adduse mu Kalulu

Ekifo ky’omuwanuka wa NRM nakyo kibaddemu okulya n’okukomba essowaani, oluvannyuma lwa Hajji Umar Ddumba okwekandagga n’ava we balondera ng’okulonda ku kifo kyabwe tekunnatuuka. Police Chief Nixon Agasirwe Arrested, Linked to Joan Kagezi’s Murder Okulonda kwa NRM ku bifo eby’enjawulo kwetoboseemu vvulugu ekiviiriddeko n’abamu ku babadde beesimbyewo okudduka mu kalulu ne beekandagga. Bano bakulembeddwamu abadde ssentebe […]

Kitalo! Jjajja N’abalala 3 Bakwatiddwa ku By’ekuusa ku Kusaddaaka Muzzukuluwe!

Amyuka omwogezi wa poliisi mu kitundu ekya Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigyire yategeezezza nti abantu bana be baakakwatibwa ku by’ekuusa ku ttemu lino omuli; Moses Ssenoga, Jackson Ntege ne Florence Zalwango ssaako Jane Naburu, ng’ono ye jjajja w’omwana abadde abeera naye. IGG Finds Mukono CAO Culpable of Public Fund Misappropriation Ekyalo Kisoga-Namanyonyi ekisangibwa mu ggombolola y’e […]

Kitalo! Msgr. Expedito Magembe Ow’e Bukalango Afudde!!!

Nga Eklezia mu Uganda ekyali mu kusagambiza olw’essanyu ly’okwaniriza Paapa Leo XIV, ate Abakirisitu baguddemu encukwe bwe bafunye amawulire g’okufa kwa Msgr. Expedito Magembe owa Mt. Sion e Bukalango. Amawulire g’okufa kwa Msgr. Magembe gafulumiziddwa Cansala wa Kampala Archdiocese, Fr. Pius Male Ssentumbwe enkya ya leero. “Ku lwa Ssaabasumba w’essaza lya Klezia ery’e Kampala, Paul […]

Kyagulanyi N’abakulembeze Ba NUP Bakadde Masaka Okulambula ku Eddie Mutwe ne Banne

Yagguddwako emisango mukaaga okuli n’egy’okukuba bannamawulire ssaako okubbisa eryanyi, nga ne bwe kityo, yagattiddwa ku banne abaasooka okukwatibwa mu mbeera ey’okuwambibwa ne bamala ne bavunaanibwa emisango gino era bamaze akaseera akawera ku limandi. NUP Subjects Masaka Journalists to Life Threats Over Detention of Bobi Wine’s Guards Abakulembeze b’ekibiina ki National Unity Platform (NUP) bakedde kubiteekamu […]

Mukozese Ssente Za PDM Okwongera Amaanyi mu Bbizinensi Zamwe-Minisita Kyofatogabye

Kyofatogabye yatetegeezezza nti singa abatuuze bakozesa omukisa gw’enkulaakulana ereeteddwa kyadibawonya okusindiranga abakulembeze ebizibu buli kaseera nga ne be babisindira tebalina busobozi bubayamba kubivvuunuka. Gun Wielding Claims Set in as Mukono NRM In-house Campaigns Get Bitter BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Minisita omubeezi owa Kampala, Joseph Kabuye Kyofatogabye asabye abatuuze mu […]

Eddie Mutwe Asimbiddwa mu Kkooti e Masaka-Embeera Ye Ekaabizza Abamulabyeko Amaziga!!!

Eddie Mutwe asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka mu kkooti e Masaka, Abdallah Kaiza n’amusomera emisango mukaaga okuli n’egy’okukuba bannamawulire. YY Bus Overturns, Catches Fire, Killing Unidentified Number of Passengers  Edward Ssebuufu abasing gwe bamanyi nga Eddie Mutwe nga ye mukuumi wa ppulinsipo wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu kyaddaaki aggyiddwa mu buwambye gy’akulungudde ebbanga erisoba […]

Banna NRM e Mukono Basimbye Mabega wa Hajji Ssemakula

Ate ye Vivian Kalule okuva mu ggombolola y’e Nama yagambye nti bingi bye bafiiriddwa ng’ekibiina olw’entalo ezitaggwa munda mu kibiina, ekintu ky’agambye nti kiyuzizza buyuza mu kibiina, nti kati essuubi balirengedde mu Haji Ssemakula. Bammemba b’ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM, abamu ku baakwatira ekibiina bendera mu kulonda okwa 2021 ku mitendera egy’enjawulo mu distulikiti […]

error: Content is protected !!