Bishop Worried Over a Clique of People Discouraging Coffee Growing in Buganda

Bukomeko said, “People are closely monitoring to see what is taking place especially at this time when there are individuals who have clearly manifested themselves as being against the Kabaka’s call to grow coffee.” Paternity DNA Report: Prof. Kateregga Loses 1st Front of the Property War With Wife Jolly The Church of Uganda Bishop for […]

Kabaka Agenze Bweru Wa Ggwanga Kusisinkana Basawo Be-Katikkiro

Katikkiro Mayiga ng’ayita ku mikutu gi mugatta bantu yategeezeza nti Kabaka agenze atereera nga ye kennyini Omuteregga bw’azze ategeeza Obuganda mu bubaka bwe obw’enjawulo. NUP Loses Five MPs to Other Political Parties, Mpuuga, Bwanika, Twaha Kagabo Inclusive “Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II azzeeyo ebweu w’eggwanga okusisinkana abasawo be okwongera okumwekebejja okulaba engeri gy’abadde […]

Abaganda Muve mu Kwekubagiza Mukole-Katikkiro

Katikkiro akaayuukidde abo abaagala okukozesa eby’obufuzi okwawulayawula mu Baganda, n’agamba nti ekyo ki kafuuwe amaanyi ga Abaganda gali mu kunyweza Namulondo, okukola ennyo n’obunyiikivu. 96yr-Old-Reverend Who Survived NRA Rebels Twice Celebrates 70 Years in Holy Matrimony Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga asabye abantu ba Buganda okwewala okwekubagiza basitukiremu beerwaneko nga bakola olwo Buganda lw’enaasobola […]

Kitalo! Omulangira Golooba, Mutabani wa Ssekabaka Edward Muteesa II Afudde!

Obwakabaka bwa Buganda buguddemu encukwe oluvannyuma lw’okuseerera kw’omulangira Daudi Golooba ng’ono y’omu ku baana ba Ssekabaka Edward Muteesa II. Omulangira Golooba Omutonzi amujjululidde mu ddwaliro lya St. Francis e Nsambya olwa leero nga February 23, 2025. Amawulire g’okuseerera kw’Omulangira gategeezeddwa Obuganda okuva wa Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga ng’ayita ku mikutu gi mugatta bantu. […]

Katikkiro Mayiga Ayanjuliddwa Omutaka W’Ekika Ky’Emmamba Omuggya

Bazzukulu ba Gabunga ab’eddira Emmamba bafunye akaseko ku matama oluvannyuma lw’okufuna omutaka obbulukuse, ng’adda mu bigere by’omutaka omubuze, Mubiru Zziikwa. Omutaka Ali Mubiru Zziikwa, Gabunga Omubbulukuse, nga y’azze mu bigere bya kitaawe, Gabunga Omubuze ayanjuliddwa Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga mu Bulange e Mengo olwaleero nga November 25, 2024. Busiro North MP Nsubuga Loses […]

Katikkiro Asaasidde Abavubuka Abalumiziddwa Kibuyaga Bw’agoyezza Ttenti mu Lubiri

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asiisidde abavubuka abalumiziddwa kibuyaga atategeerekese gy’avudde bw’abalumbye mu Lubiri lwa Kabaka gye babadde nga bajaguza n’okukuza olunaku lw’abavubuka mu Buganda. Kigambibwa nti kibuyaga ono agoyezza ttenti abantu ab’enjawulo ne balumizibwa era ne baddusibwa mu malwaliro ag’enjawulo ng’embeera yaabwe si nnungi. Okusinziira ku babaddeyo, embeera eno ebaddewo ng’emikolo ginaatera okutuuka […]

Baganda Tribalism Talk Intended to Mislead, Says Katikkiro Mayiga

The Katikkiro of Buganda, Charles Peter Mayiga has dismissed as untrue, claims that Baganda have turned the debate on whether the Uganda Coffee Development Authority (UCDA) should be merged with the mother ministry or not, into a tribal confrontation. “They are now blaming us (Baganda) for allegedly waging a tribal confrontation battle, but sincerely speaking, who ignited the tribal […]

Eky’okuggyawo Ekitongole Ky’emmwanyi Ekya UCDA Gov’t Yayagadde Kubonereza Buganda – Katikkiro

  Oluvannyuma lwa palamenti okuyisa ng’eggyawo ekitongole ekivunaanyizibwa ku kulungamya omutindo gw’emmwanyi ekya Uganda Coffee Development Authority (UCDA) nga kigattibwa ku minisitule y’eby’obulimi, obwakabaka bwa Buganda bubuddeyo ne bulaga okunyolwa olw’ensonga eno. Katikkiro Charles Peter Mayiga avumiridde eky’okuggyawo ekitongole ky’emmwanyi ki  UCDA ekyayisiddwa Palamenti olunaku lw’eggulo n’ategeeza nti tewali kubuusabuusa ekyakoleddwa kyakoleddwa kubonereza Baganda. Mu […]

error: Content is protected !!