Abavubuka Balaze Okutya Olwa Mmaapu Ya Uganda Okufuluma nga Buganda Teriiko!

Bano bagamba nti kino kikolebwa abantu abalina emitima ebiryoryomi, abalina ekkobaane ery’okunafuya Buganda wadde mbu ng’ate kino tekiyinza kusoboka. “Martha’s Killers Must Pay Dearly”, Says Seth Murari, Her Father Ng’Abaganda ennaku ezisigaddeyo okutuuka ku mazaalibwa ga Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II ag’emyaka 70 egy’ekitiibwa bazibalira ku ngalo, abavubuka okuva mu Buganda nga bali […]

Wakiso MP Betty Ethel Naluyima’s ‘NAFFE TUSOME’ Prioritizes Education for All

Wakiso Woman Member of Parliament, Betty Ethel Naluyima has observed that there is a strong co-relationship between a person’s level of education and his or her ability and urge to decently develop with the intention of raising their status in society. Naluyima disclosed that bearing this fact in mind, she rose to the reality of […]

Ssentebe wa Disitulikiti Akangudde ku Ddoboozi Eri Abazadde Abatayagala Kuweerera Baana

Ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia Lwanga Bwanika akangudde ku ddoboozi n’ayambalira abazadde abawangaalira ku bizinga ne ku myalo olw’okwesuulirangayo ogwa nnaggamba ku nsonga y’okuwerera abaana bbo bennyini be beezaalira nga bwe bawooza kimu nti gavumenti yabagoba ku nnyanja. Bwanika yasinzidde ku ssomero lya World’s Light Junior School e Bwerenga mu ttawuni kkanso y’e […]

Omubaka wa Paapa Alabudde Bannaddiini Abayingiridde Eby’obufuzi Ebyawulayawula mu Bantu

Omubaka wa Paapa eyawummula, Ssaabasumba Augustine Kasujja  asoomoozezza bannaddiini abamu abatandise okuva ku mulamwa gw’okubuulira enjiri ya Katonda agatta abantu n’okubalyowa emyoyo ssaako okubakulaakulanya nga kati bano batandise kusimba makanda ku by’obufuzi ebyawulayawula mu bantu ky’agamba nti si kituufu. Ssaabasumba bino yabituuseeko bwe yabadde akulembeddemu ekitambiro kya mmisa e Kisubi ku kigo kya Sisters of […]

Abasuubuzi mu Katale K’e Kajjansi Bazzeemu Okukolera mu Katale Oluvannyuma Lw’emyaka Ebiri Lwe Kaayokebwa

Abasuubuzi abakolera mu katale k’e Kajjansi mu disitulikiti y’e Wakiso ababadde bamaze ebanga erisoba mu myaka ebiri bukyanga akatale kano kookebwa  omuliro bafunye ku kaseko ku matama bwe kazzeemu okuggulwawo. Bano bagamba nti balina essuubi nti bagenda kufuna ku nsimbi mu ssizoni y’ennaku enkulu eyatandise edda oluvannyuma lwa ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia […]

Bwanika Acoomedde Abasimbira Ekkuuli Enteekateeka Za Gavumenti

Ssentebe wa disitulikiti y’e Wakiso, Dr. Matia Lwanga Bwanika acoomedde abatuuze ku mwalo gw’e Gulwe mu ggombolola y’e Bussi ababadde bakyakalambidde nga bagaanye okukkiriza omwalo guno okuzimbibwako ekifo awanatuukirwa ekidyeri. Okusinziira ku ssentebe Bwanika, gavumenti ng’eruubirira okutumbula eby’entambula wakati w’ekizinga kino ng’ekigatta ku lukalu, yabawa ekidyeri wadde ng’ate eby’embi waliwo abantu abasimbidde enteekateeka eno ekkuuli […]

error: Content is protected !!