The Tale of Two Uganda Martyrs Hailing From Lugazi Diocese   

They include; Ponsiano Ngondwe who hailed from Bulimu village while Mukasa Kiriwawanvu was born at Nammere village, both located in Kyampisi sub-county, Mukono district. Security Identifies One of Munyonyo Suicide Bomber-Related to 2021 Kampala CPS Bomb Incident!!! The Tale of Two Uganda Martyrs Hailing From Lugazi Diocese, the official animators of Uganda Martyrs’ Day at […]

7000 Security Personnel Deployed for Martyrs Day Celebrations at Namugongo

“I have inspected security the preparations at the two shrines and I commend security officers for their efforts in ensuring pilgrims’ safety. We have deployed over 7,000 overt and covert security operatives to secure the event,” Mwesigwa said. https://youtu.be/IyHGrq_J3RI At least 7,000 Uganda People Defence Forces (UPDF) and Uganda Police Force (UPF) personnel have been […]

Abalamazi Okuva e Kayunga ne Naggalama Bayingidde Namugongo mu Bungi

Essaza lya Klezia ery’e Lugazi lye likulembeddemu omulimu gw’okulamaga e Namugongo omwaka guno ng’omusumba atwala essaza lino, Christopher Kakooza y’agenda okukulemberamu mmisa ey’okulamaga ku Lwokubiri nga June 3. Ebikumi n’ebikumi by’abalamazi okuva mu disitulikiti y’e Kayunga ekola ddinale y’e Kayunga beegasse ku bannaabwe abava mu ddinale y’e Naggalama mu disitulikiti y’e Mukono ne basimbula mu […]

Minisita Muyingo Alabudde Okukangavvula Ab’amasomero Aganaajeemera Ebiragiro Ebyagateekeddwako

Minisita w’eby’enjigiriza omubeezi ow’amatendekero aga waggulu, Dr John Chrysostom Muyingo akakasiza nga gavumenti bw’etagenda kuttira ku liiso mukulu wa ssomero yenna anagaana okugoberera ebiragira ebipya ebyayisiddwa minisitule omuli okugaana abayizi okukozesa ensimbi mu kuwenja obululu mu bayizi bannqabwe, okutegeka engendo z’abayizi ebweru w’eggwanga ez’ebbeeyi, okutegeka ebivvulu by’abayimbi mu masomero n’ebirala. Minisita yakakasizza nga gavumenti bw’egenda […]

By’obadde Tomanyi ku Ssaza Ly’e Lugazi Erikuliddemu Okulamaga e Namugongo

Mu mwaka gwa 2022, essaza ly’e Lugazi lyajaguza jjubireewo olw’okuweza emyaka 25 nga lisomesa eddiini n’okuwa abantu ba Katonda obuweereza mu ngeri ez’enjawulo omuli n’amasakalamentu. Fresh Charges Slapped On Agasirwe, Investigated Over Murder of Kaweesi, Muslim Sheikhs Akeetereekerero ka maanyi ku kiggwa ky’Abajulizi e Namugongo, ng’Abakkristu beeteekerateekera okulamaga kw’omwaka guno. Ku nguudo ez’enjawulo ez’olekera ku […]

Museveni Hails Christian Values at Uganda Martyrs’ Canonization Anniversary in Vatican

By Deputy Speaker Press Team VATICAN CITY, ROME – Uganda’s President Yoweri Kaguta Museveni has praised the impact of Christianity on his country, marking the 60th anniversary of the canonization of the Uganda Martyrs. In a speech delivered on his behalf on Saturday October 20, 2024 by the Deputy Speaker of Parliament Thomas Tayebwa, President […]

Ssaabasumba Asabye Bannayuganda Okudduukirira Abafiiriddwa Abaabwe e Kiteezi

BYA TONNY EVANS NGABO NAMUGONGO | KYAGGWE TV | Ssaabasumba w’essaza lya Klezia ekkulu ery’e Kampala, Paul Ssemogere asaasidde abantu abaafiiriddwa abantu baabwe kasisiro w’e Kiteezi be yabuutikidde ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde ate ne bafa n’ebintu ebiwerera ddala ne bitokomoka. Ssaabasumba okwogera bino yasinzidde mu kitambiro kya mmissa ekyabaddemu okukuza olunaku lw’abaana Bannakizito mu […]

Abalamazi Bakyakonkomalidde e Namugongo Lwa Kubulwa Ntambula

BYA TONNY EVANS NGABO Omuwendo gw’abalamazi abakyakonkomalidde ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo gugkyali munene wadde ng’emikolo egy’okulamaga gyakomekkerezeddwa olunaku lw’eggulo ku Mmande nga June 3, 2024. We bwakeredde ku Lwokubiri ku makya, ng’abakulira ekifo kino bakola butaweera okulaba nga abantu bano baddayo mu byalo byabwe gye byavudde. Kyaggwe TV yakitegeddeko nti abamu ku balamazi bano […]

Police List Older Persons, Children Among the Lost and Found Property at Namugongo

The Uganda Police has listed a number of things which had got lost from the Uganda  Martyr’s Shrine at Namugongo but later recovered. While giving the update from Namugongo, Luke Owoyesogyire, the Kampala Metropolitan Police deputy spokesperson highlighted among the recovered property including; mobile phones, National Identity Cards, bags, children and elderly persons. Owoyesigyire says;  […]

error: Content is protected !!